Ambassador Mehmet Fatih owa Turkey akiise embuga
Omubaka wa Butuluuki (Turkey) mu Uganda Ambassador Mehmet Fatih akiise embuga, okubaako ensonga ez'enkizo ezituukibwako n'Obwakabaka bwa Buganda mu byenkulaakulana....
Omubaka wa Butuluuki (Turkey) mu Uganda Ambassador Mehmet Fatih akiise embuga, okubaako ensonga ez'enkizo ezituukibwako n'Obwakabaka bwa Buganda mu byenkulaakulana....
Akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga aka Electoral Commission of Uganda kayimirizza okuteeka mu nkola enongoosereza ezaali zikoleddwa mu ssemateeka w’ekibiina...
Police ekutte omuvubuka Kiiza Ashiraf eyalabikira mu katambi ng’atema n’okukuba ennyondo omusajja Turyamuhaki Sam eyali abala ssente ezaali zimusasuddwa ku...
Ekibiina ekigatta bannekolera gyange ekya Private Sector Foundation of Uganda, (PSFU), kyagala ekitongole ky'emisolo mu ggwanga kiddemu okwekenneenya n'okukyusa enkola...
EKibiina ekitaba bannamateeka abakyala ki FIDA, kyagala endagaano ekwata ku kwettika embuto z'abaana mu nkola ey'obupangise, etaputibwe mu nnimi enzaalirwanwa...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kikakasiza nti abawagizi bagenda kuyingirira bwerere okulaba omupiira ttiimu y’eggwanga eyabawala abatasusa myaka...
Omuyimbi David Lutalo ne Rema Namakula baleese akayimba k'omukwano akakyali akapya, batandise okukasunako nga bakaloza ku bannauganda. Basuubizza nti essaawa...
Immam omukulu ow’omuzikiti gwe Kibuli, Sheikh Abdul Salaam Mutyaba, agamba nti buli musiraamu kimukakatako okusiiba omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan, era...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bisolo byomuttale ekya Uganda Wildlife Authority UWA, kyongezza ebisale ebisoloozebwa okulambula ebisolo ebiri mu makuumiro gonna okwetoloola...