Omuyimbi Daniel Lubwama Kigozi amanyiddwa nga Navio ng'ali wamu ne Pastor Wilson Bugembe bafulumizza oluyimba olupya balutuumye WOOLI Oluyimba luno lulimu okwebaza Katonda olw’emyaka egisoba mu 20, Navio gy'amaze mu...
Omuwandiisi w'ennyimba z'amasomero Paul Ssaka asuubizza abawagizibe nti ku myaka 50 wakuddamu okubategekera ekivvulu ekirala eky'ennyimba zaayiizizza n'okutendeka, nga bweyakoze ng'awezezza emyaka 33 mu mulimu guno. Ekivvulu kino ekiyindidde ku...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye omuyimbi Pius Mayanja amanyiddwa nga Pallaso amuyimbiremu, ku mazaalibwe ge agémyaka 68. Pallaso yoomu ku banntu abetabye ku mazaalibwa gé Mpalabwa, era omukolo...
Robert Kyagulanyi Ssentamu president wa NUP, amanyiddwa mu kisaawe ky'okuyimba nga Bobi Wine afulumizza oluyimba olupya lwatumye “Nalumansi”. Oluyimba luno alukoze n'omukubi w'ebivuga we Sir Dan Magic. Oluyimba lulimu obubaka...