Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga yebazizza bannamawulire abakozesa Obuyiiya obwenjawulo okumanyisa bannansi ebiba bigenda mu maaso nebabayambako okubeera abamanyi....