Uganda yatunze emmwanyi ku katale k'ensi yonna eziweza trillion za Uganda 8 n'obuwumbi 300 mu myezi 12 egiyise, okuva mu mwezi gwa June 2025 okutuuka mu May 2026. Alipoota ya...
Omwaka gw'ebyensimbi 2025/2026 ogwatandiika nga ennaku zomwezi 1 July,2025 gugwako mu kiro kya nga 30 June,2026, era eggwanga lweriyingira omwaka gw'ebyensimbi omuggya 2026/2027. Mu mwaka gw'ebyensimbi omuggya ogutaandika nga 01...
The High Court in Kampala has ordered the New Park Lockup Owners Association to pay more than Shs1.26 billion in damages over the controversial allocation of lock-up shops at the...
Parliament ekkirizza government okwewola ensimbi obuwumbi bwa Uganda 730 okuva mu CITI bank n'ekitongole kya Bungereza ki UK Export Finance nga zakukozesebwa mu mutendera ogwokubiri ogw'okutumbula okulima okwesigamiziddwa kukufukirira ebirime....
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y'amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya, wabula negumya bannauganda nti wadde gagenda kulinnya nti naye gagenda kubeerawo mu bungi. Mu kiseera kino liita y'amafuta ga Petrol...
Police ya Uganda ekutte abantu 2 abateeberezebwa okumenya banka ya Uganda enkulu mu Kampala, nebabba laptop 7. Obunyazi buno bugambibwa okuba nga bwaliwo mu kiro ku Monday nga 04 May,2026,...
Government y'ebyentambula n'enguudo eyimirizza bus za kampuni ya Nile star bus Ltd okumala ennaku amakumi 30, nga tezisaabaza bantu okwetoloola eggwanga okutandika n'olunaku olwa leero nga 06 May,2026. Ekkoligo lino...
Government ya Uganda yeddiza obuvunanyizibwa n'okulondoola byonna ebikolebwa ekitongole ky'amasanyalaze ekya Uganda Electricity Distribution Company Limited (UEDCL). Abadde ssentebe wa boodi y'ekitongole kino, endagaano ye esaziddwamu, naabadde senkulu wakyo asindikiddwa...