Omuzibizi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Elio Capradossi, yegasse ku club empya eya AS Cittadella egucangira mu liigi y'ekibinja eky'okubiri (Serie B) mu Italy. Elio Capradossi abadde...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes egudde maliri ga 0-0 ne ttiimu eyawamu eya Western Region mu mupiira oguzannyiddwa mu district ye Rukungiri. Omupiira guno gubadde gwa nteekateeka...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa ekya CAF kikakasizza amawanga 24 agagenda okuvuganya mu mpaka za Africa Cup of Nations ezigenda okubeera e Morocco omwaka ogujja 2025. Emipiira egy'okusunsulamu ...
Ttiimu ya Uganda Cranes egenda kuzannya ne South Africa leero nga 15 November,2024 mu mpaka ez'okusunsulamu amawanga aganaakiika mu Africa Cup of Nations, azinabeera e Morocco omwaka ogujja 2025. Omupiira...