Abantu 66 bebasuunsuddwa okuvuganya mu kazannyo ka Bbingwa wa Mabbingwa ne Bbingwa Boda owa 2026, ategekebwa CBS. Akulira ekitongole ekitwala ebyemizannyo ku CBS Ntambi James yeebazizza buli muntu eyetabye mu...
Olukiiko olufuzi olwa Radio Buganda, Central Broadcasting Services CBS FM lweyanzizza nnyo Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi Ii olw'okutandikawo radio eno, ekyusizza obulamu n'ebyenfuna by'abantu be. Olwa leero...
Ekitongole ekivunanyizibwa kukuwandiisa abantu mu ggwanga ekya NIRA kyongedde okutuusa obuweereza obwenjawulo eri abantu abatanafuna ndagamuntu za ggwanga, kiri mu mwoleso gwa CBS Pewosa mu Lubiri e Mengo. NIRA ekoze...
Ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ki KCCA, mu butongole kikkiriza omwoleso gwa CBS Pewosa okugenda mu maaso okuva nga 8 okutuusa nga 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo, oluvanyuma lw'okwemenneenya ebyetagisa...