Ekitongole ekivunanyizibwa ku butonde bw’ensi ekya NEMa kizeemu okukola ekikwekweto ky’okumenya amayumba g’abantu abeesenza mu lutobazi . Ekikwekweto kino kitandikidde mu Kibiri mu gombolola ye Masajja. Amayumba g’abantu agawerako gamenyeddwanegasuulibwa ku...
President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, azeemu okujjukiza bannauganda okwewala okutyoboola obutonde bwensi, naddala abeesenza mu ntobazi. President Museveni asinzidde mu district ye Kyankwanzi ku mikolo gy'okukuza olunaku lw'abakyala, naalabula...
Obwakabaka bwa Buganda okuyita mu ministry ya Bulungibwansi ng’ekolagana ne government ya wakati okuyita mu ministry y’amasannyalaze n’obugagga obw’ensibo, batongozza kaweefube w’okutaasa obutonde bw’ensi nga bayita mu kusomesa abantu okufumbisa...
Abamu ku bakulembeze b'amawanga ga African batadde emikono ku ndagaano etuumiddwa Dar- es- Salaam Energy Summit Declaration, egendereddemu okubunyisa eby'amasanyalaze ku bisale ebisoboka eri amawanga ga Africa agenjawulo. Abakulembeze bano...
Ensibuko y’ekitooke buli omu aginyumya bubwe okusinziira ku ndaba ye ey’ebintu. Abamu bagamba nti ekitooke kyava mu Guinea (West Africa) abalala nti kyava mu nsiko y’omu mawanga omuli Malaysia, Indonesia...
Omulamuzi wa kkooti enkulu Dr. Daglas Singiza awadde ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw'ensi ki National Environment Management Authority (NEMA) wiiki bbiri zokka okwewozako ku musango ogwawaabwa abatuuze b’e Kibiri A...
CBS FM radio ya Buganda esse omukago n'ekitongole ekiyitibwa Tri- Trees okutumbula ómuti oguvaako ekibala ekiyitibwa Bread fruit n'ekigendererwa eky'okugoba enjala, okukuuma ettaka n'okukuuma obutonde bw'ensi. Braet fruit ekulira...