Banna kibiina kya NUP akalulu ke Kawempe bakanyumya nga lutabaalo olw’ebikolobero ebyabatuusibwaako, era ng'abasoba mu 30 bajjidde ku miggo tebakyasobola kwewanirira. Mu lukuηaana lwabanna mawulire olutuuzidwa ku kitebe kya...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni alangiridde nti wateereddwawo okunoonyereza okwenjawulo ku mivuyo egyabadde mu kalulu k'okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North. Akalulu kaabaddewo mga 14 March,2025 era kawanguddwa munnaNUP...
Kooti enkulu mu Kampala ezeemu kusindika col Kizza Besigye ne mune Hajji Obed Lutale munkomyo okutuusa nga 11 April,2025, oludda oluwaabi lutegeezezza nti lukyetegereza ebikwata ku bantu abassibwayo mu...
Police egambye nti egenda kukola okunonyereza ku mumyuka wa w'ekibiina ekitaba bannauganda ababeera mu America ki Uganda North American Association, Bukenya Charles Muvawala agambibwa okuwambibwa nabuzibwawo okumala ennaku...
Akakiiko keby`okulonda mu ggwanga akaUganda Electoral Commission of Uganda, kakasizza nti akalulu Ke Kawempe North kagenda kubeera k'amazima nabwenkanya, nti era byonna ebibadde tebitambula bulungi bigoonjoddwa. Ssentebbe w'akakiiko kano Omulamuzi...
Abakristu mu nsi yonna batandise ekisiibo ky'omwaka guno 2025, nga kitandika n'akabonero ak'okusiiga evvu mu kyenyi. Ekiseera ky'ekisiibo kyakwezza buggya mu kukkiriza ne mu nneeyisa, n'okuyamba abalala abeetaaga okubeerwa. [caption...