Ag'Obwakabaka

Minisita wa Buganda ow’abavubuka , ebyemizannyo n’okwewummuza Owek. Henry Moses Sekabembe Kiberu akubirizza abakozi mu bitongole by’obwakabaka okuba abayiiya ennyo n’okukola n’obumalirivu okusobola okukuuma ekitiibwa kya Kabaka.

Minisita wa Buganda ow’abavubuka , ebyemizannyo n’okwewummuza Owek. Henry Moses Sekabembe Kiberu akubirizza abakozi mu bitongole by’obwakabaka okuba abayiiya ennyo n’okukola n’obumalirivu okusobola okukuuma ekitiibwa kya Kabaka.Bino abyogeredde ku woofiisi ye ku Bulange Mengo bwabadde […]

Ag'Obwakabaka

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abasabye abantu ba Buganda mu kiseera kino eky’okulonda obutakanda besimbyewo kubawa nsimbi basobole okufuna obukulembeze obutukiridde nga batuuse muntebe.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abasabye abantu ba Buganda mu kiseera kino eky’okulonda obutakanda besimbyewo kubawa nsimbi basobole okufuna obukulembeze obutukiridde nga batuuse muntebe. Katikkiro okwogera bino abadde mu bimuli bya Bulange e Mengo […]

Ag'Obwakabaka

Poliisi yetondedde Obwakabaka bwa Buganda olw’effujjo eryakoleddwa ku Butaka bw’ekika ky’Embogo e Mugulu mu Ssingo,omukka ogubalagala bwegwaakubiddwa mu bantu ba Katonda abaabadde batendereza omutonzi ,olwobulamu obulungi obwebibala bweyawa Omutaka Kayiira, omuli n’okumusobozesa okuweereza Ssabasajja.

Poliisi yetondedde Obwakabaka bwa Buganda olw’effujjo eryakoleddwa ku Butaka bw’ekika ky’Embogo e Mugulu mu Ssingo,omukka ogubalagala bwegwaakubiddwa mu bantu ba Katonda abaabadde batendereza omutonzi ,olwobulamu obulungi obwebibala bweyawa Omutaka Kayiira, omuli n’okumusobozesa okuweereza Ssabasajja. Okwetonda […]

Ag'Obwakabaka

Bulungibwansi Day 2020.

Ssaabasajja Kabaka empologoma ya Buganda Sseggwanga Ronald Muwenda Mutebi ll, asiimye okulabikako eri obuganda olwaleero, ngóbuganda bujaguza olunaku lwa government ezébitundu ne Bulungibwansi nga luno lwenunaku lwamefuga ga Buganda .  Ssaabasajja Kabaka emplogoma ya Buganda […]