John Donald Trump awanfudde ka bonna okuddamu okukulembera USA omulundi ogw'okubiri. Trump ye yali president wa USA owa 45, kati alinze kulayira, afuuke president owa 47. Afunye obululu bwa...
Ababaka ba parliament ya Kenya ento basazeewo okuggya obwesige mu mumyuka wa president wa Kenya Rigathi Gachagua. Ababaka 281 bakkirizza aggyibwemu obwesige, 44 bagaanye, ate omu abadde Nnampawengwa. Parliament ya...
Emirambo 23 gyejakannyululwa mu mazzi, n'abantu 40 banunuddwa,ekidyeri mwebabadde basaabalira bwekibayiye mu mazzi ku nnyanja L.Kivu mu Domocratic Republic of Congo. Ekidyeri kino MV Merdi ekibadde kitisse akabbindo, kibadde kiva...
China eyongezza emyaka abakozi mu ggwanga eryo kwebalina okuwumulira ku mirimu okuva ku myaka 50 okulinnya ku myaka 55 , okukendeeza ku nsimbi z'akasiimo ezisasulwa abawumudde ku mirimu. Kisaliddwawo nti...
President wa Kenya Dr William Samoei Arap Ruto yeekyaye; afuumudde ba Minister be bonna, n’asigaza omumyuka we ne ssaabaminisiter, nga bano ekibataasizza ye ssemateeka atakkiriza President kumala gabagoba. President Ruto...
Ekipampangalo kyénnyonyi eyabaddemu omumyuka wa President wa Malawi Dr Saulos Chilima; kizuuliddwa, nga bonna abajibaddemu mpaawo yalamye. Dr. Saulos Chilima mu nnyonyi eno yabaddemu nábantu abalala 9, nga bava mu...
Eggwanga lya Iran lirangiridde ennaku 5 ez'okukungubagira abadde President wabwe Ebrahimi Raisi eyafiiridde mu kabenje k'ennyonyi. President Raisi yabadde ne Minister w'ensonga z'amawanga amalala Hossein Amir Abdollahian awamu ne minister...
Omulamuzi Julia Ssebutinde munnauganda atuula mu kkooti y'ensi yonna etaawulula entalo n'obutakaanya wakati w'amawanga eya International court of Justices, alondeddwa okubeera omumyuka wa president wa kkooti eno. Ekifo kino wakukiweererezaamu...
President w'e Dr. Hage G. Geingob afiiridde ku myaka 82 egy'obukulu, era ng'abadde ku bujanjabi bw'ekirwadde kya kookolo. Dr. Hage G. Geingob afudde ssaawa nga 10 ez'ekiro nga 04 February,2024...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museven Tibuhaburwa, ayanjudde ensonga satu kwagenda okutambuliza ekisanja kye eky`omwaka ogumu, nga ye Ssentebe w'omukago ogwa G77+China, ogutaba amawanga agegattira awamu mu byenkulakulana nekigendererwa...