Oludda oluwabula government mu parliament lufulumizza embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi ogujja ogwa 2026/2027, gye basuubira nti government eri mu buyinza gyeyandigoberedde okutuusa ku bannauganda obuweereza obusaanidde. Embalirira ekoleddwa oludda oluvugabya ya...
Office ya kaliisoliiso wa government erangiridde nti bagunjizaawo enkola eyokumutimbagano; abakozi ba government mwebagenda okuyita okulangirira eby'obugagga byabwe,kikendeeze ku muwendo gw’abantu ababadde bagaana okwanja ebyobugagga byabwe nga bekwasa engendo empaanvu....
Bannamateeka ba munnakibiina ki PFF era eyavuganyako ku ntebbe yobwa president Rtd Col. Dr.Kiiza Besigye Kifeefe bagaanyi okusaba kwa government kweyateeka mu kkooti, nga bagala nti okuwuliriza emisango egivunaanibwa abantu...
Ababaka abaakalondebwa okukiika mu parliament eye 12 abeesimbawo ku lwabwe bwannamunigina abawerera ddala 30, basse omukago ne NRM nebasuubira okugiwagira mu biteeso ebireetebwa mu parliament. Baaniriziddwa ku kitebe kya NRM...
Parliament yomukago gw'amawanga g'obuvanjuba bwa Africa eya East African Legislative Assembly (EALA) ewandiikidde sipiika wa parliament ya Uganda, n'erangirira nti ebifo by'ababaka ba Uganda 2 nti byasigadde bikalu era byetaaga...
Police n'abebitongole by'okwerinda ebirala mu bendobendo lye Masaka bakutte abakozi 7 aba Court Yard hotel mu kibuga kye Lyantonde, bagiyambeko ku by'okunoonyereza ku bazigu b'emmundu abagambibwa okuyingirira Omubaka wa parliament...
Amyuka sipiika wa parliament Thomas Tayebwa yesamulidde ddala ebyokubeera n'akakwate mu kumenya ettunduttundu ku katale ka St Balikuddembe akamanyiddwanga Owino Market nga bwebibadde biyitiηηana. Tayebwa agambye nti nga munnauganda omulala...