Ekibinja ky'abalamazi 103 okuva mu ssaza lya ekereziya erya Kiyinda Mityana kisitudde mu kiro ekikesezza leero nga 13 May,2024 okwolekera ensi entukuvu Rome. Abalamazi baweze nti nga batuuse ew'omutukuvu paapa...
Makerere University wamu ne Universities endala zisabiddwa okwetaba obutereevu mu kulwanirira n'okulambika ku nsonga z' eddembe ly'obuntu mu ggwanga okusinga okuzirekera bannabyabufuzi n'ebitongole byanakyeewa Bino bibadde mu kutongoza alipoota eyokuna ...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bisolo byomunsiko ki Uganda wildlife Authority kitaddewo obukwakkulizo eri ebidduka ebigenda okukozesa oluguudo oluyita mu kkuumiro ly'ebisolo erya Murchison Falls National Park, okwolekera ebitundu byokukiika kkono...
Ssentebe w'abepisikoopi mu Uganda era nga ye musumba w'essaza lya klezia erya Kiyinda Mityana Bishop Anthony Zziwa yekokkodde obubbi bw'emmwanyi obukudde ejjembe mu bitundu bya Buganda, ekiyinza okuviirako okukosa omutindo...
Police mu kibuga Masaka eri ku muyiggo gw'abazigu abalumbye essuundiro ly'amafuta erya Mogas erisangibqa mu Nyendo Kayirikiti nebakuuliuta n'ensimbi ezitamanyiddwa muwendo. Obunyazi buno bubaddewo ku ssaawa nga 4 n'eddakiika 15...