Police mu district ye Mayuge ekutte abasajja babiri nebaggalira ku CPS e Mayuge, balangibwa kutambuza bicupuli bya sente okwetoloola district. Aduumira police e Mayuge Sp Agnes Annyu agamba nti office...
Police ekutte omuvubuka Kiiza Ashiraf eyalabikira mu katambi ng’atema n’okukuba ennyondo omusajja Turyamuhaki Sam eyali abala ssente ezaali zimusasuddwa ku kyuma ky’obuwunga. Embeera eno yali mu kitundu ekimanyiddwa nga Kabaawo...
Police mu Kampala n'emiriraano eri ku muyiggo gw'omuvubuka Kiiza Ashiraf arabikira mu katambi ng’atema n’okukuba ennyondo omusajja Turyamuhaki Sam eyali abala ssente ezaali zimusasuddwa ku kyuma ky’obuwunga. Embeera eno yali...
Abaana 6 bafiiridde mu nabbambula w'omuliro akutte ennyumba mwe babadde basula mu zooni eya Namulanda B mu Town Council ye Kajansi ku luguudo lwe Ntebe mu district ye Wakiso Omuliro gukutte bebase...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abavubuka 2 ku bigambibwa nti balina kyebamanyi ku bunyazi bw'essimu ezibbibwa ku bannakampala, era nti babadde bazikyusa serial number bannyinizo nebataddamu kumanya bizikwatako. Omu...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibalo mu ggwabga ekya Uganda Bureau of Statistics UBOS kisazeewo okudduukirira ab'enganda z'abantu abaafiiridde ku mulimu gw'okubala bannauganda okugenda mu maaso Census 2024, buli maka agaafiiriddwa gakuwebwa...
Wabaddewo akasatiro ku kisaawe e Kakuuto mu district ye Kyotera, bagudde ku kintu ekyefananyirizaako bbomu zzisa byalo. Ekintu kino kizuuliddwa abavubuka ababadde basima ebinnya ku kisaawe ekyo okusibako ekikomera ewabadde...