Abantu 8 bafudde n'abalala 20 basigadde n'ebisago eby'amaanyi, mu kabenje akagudde e Kabaale Bugonzi ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka. Bus kika kya Isuzu ya kampuni ya Jaguar...
Ekereziya Katolika mu Uganda ejaguzza emyaka 50 beddu bukyanga etandikawo enkola eyokukwatagana n'okusinziza mu Bubondo bw'abakristu -Small Christian Communities. Ekijaguzo kino kibadde ku kiggwa kya bajulizi e Bulooli Namugongo. Ekitambiro...
Government ng'eyita mu ministry yebyentambula n'enguudo, eyanjudde ebbago ly'etteeka erigendereddwamu okulungamya ba yinginiya mu ggwanga erituumiddwa The engineers Proffessional Bill 2024. Ebbago ly'etteeka lino ligendereddwamu okuggyawo etteeka ekadde eririwo erya...
Abantu 10 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kibuga kye Kyenjojo, mmotoka ya taxi No.UBR 812 G kika kya drone ewabye neeyingirira bus No.UBE 807 T ya kampuni ya Pokopoko. Akabenje...
Police mu bizinga e Ssese etandise okunoonyereza ku kyaviiriddeko emmotoka Sinotruck okutomera omwana omuto n'emutta bweyabadde alinnya ekidyeri okuva e Kalangala okudda e Lutoboka. Akabenje kano kaaguddewo ku saawa kkuminabiri...
Luggya Bbosa Tabula avunaanibwa ogw'okukulemberamu olukwe olw'okutta eyali omukulu w'ekika ky'Endiga Eng. Daniel Bbosa, asindikiddwa ku alimanda mu komera e Luzira okutuusa nga 03 October, 2024 lwanadda mu kooti okwennyonyola...
Abatuuze be Kitanaaba mu Buwenge district ye Jinja bakeredde mu ntiisa, bwebasanze entaana zabantu musanvu nga zisimuddwasimuddwa. Abatuuze bagamba nti basanze entaana z'abaana 4 ziziikuddwa n'ez'abakulu 3 nga zonna ziri...