• Latest
  • Trending
  • All
Ebisigalira by’abajulizi ba Uganda ebibadde bikuumirwa e Vatican Rooma okumala emyaka egisoba mu 120 bikomezeddwawo mu Uganda

Ebisigalira by’abajulizi ba Uganda ebibadde bikuumirwa e Vatican Rooma okumala emyaka egisoba mu 120 bikomezeddwawo mu Uganda

September 10, 2024
Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

August 4, 2026
Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

August 4, 2026
Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

August 4, 2026

Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo

August 3, 2026

Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

August 3, 2026

Kooti esingisizza abantu 9 emisango gy’okutta Susan Magara

August 3, 2026

Kaliisoliiso wa government awakanyizza eky’okuyimbula abakozi ba parliament ku kakalu kaayo – bavunaanibwa emisango gy’obulyake n’obukenuzi

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Uganda ewangudde emidaali 3 mu Commonwealth Games 2026 e Glasgow Scotland

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Brig. Gen Asaph Mweteise Nyakikuru alondeddwa okukola ng’omuduumizi w’eggye erikuuma president erya SFC

August 3, 2026

Government ya Uganda eteekateeka kuzimba ssundiro ly’amasannyalaze e Ntinda

August 3, 2026
Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

August 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ebisigalira by’abajulizi ba Uganda ebibadde bikuumirwa e Vatican Rooma okumala emyaka egisoba mu 120 bikomezeddwawo mu Uganda

by Namubiru Juliet
September 10, 2024
in Amawulire
0 0
0
Ebisigalira by’abajulizi ba Uganda ebibadde bikuumirwa e Vatican Rooma okumala emyaka egisoba mu 120 bikomezeddwawo mu Uganda
0
SHARES
328
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ebisigalira by’Abajulizi abatuukirivu ab’omu Uganda ebimaze emyaka egisoba mu 120 nga bikuumibwa mu kibuga Vatican ekya Rooma, bikomezeddwawo ku butaka, nga Eklezia Katulika mu Uganda ejaguza emyaka 60 kasookedde balangirirwa mu lubu lw’abatuukirivu.

Bireeteddwa Rev Fr. Richard Nnyombi amanyiddwa nga Jjajja w’Abajulizi.

Ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe ayaniriziddwa Ssaabasumba w’essaza ekkulu ery’e Kampala Paul Ssemogerere, wamu ne minister omubeezi ow’ensonga z’amawanga amalala Hon Henry Oryem Okello.

Enteekateeka eno yawomwamu omutwe aba Ssettendekero ya Eklezia eya Uganda Martyrs University, nga bategese n’omwoleso gw’ebisigalira bino okuwa ekyanya Abakristu ne banna Uganda abalala bonna okubirabako,  ku ttabi ly’e Lubaga okutandika ku Saturday  nga 14 September okutuuka nga 31 October 2024.

Abajulizi Abatuukirivu abomu Uganda be baddugavu abaasooka okulangirirwa mu lubu lw’Abatuukirivu mu Eklezia Katulika mu nsi yonna, ekiwa Uganda okubeera ku mwanjo ennyo mu nsonga z’okukkiriza.

Bwabadde akwasibwa ebisigalira bino, Ssaabasumba Paul Ssemogerere agambye nti Abajulizi ba Uganda siba Eklezia bokka, kubanga ekitiibwa kyebaaweesa eggwanga lyaffe Eklezia Katulika siyeekifunamu yokka, kale nga waliwo obwetaavu bw’okunyweza obumu n’okwagalana mu nzikiriza zonna.

Rev.Fr.Richard Nnyombi ng’ayanjula ebisigalira by’abajulizi ebikomezeddwawo okuva e Rooma oluvannyuma lw’emyaka egisoba mu 120

Okukomezebwawo kw’ebisigalira by’Abajulizi ba Uganda kikkaatiriza obunovu bw’eddiini banna Uganda bwebaafuna oluvannyuma lw’Abaminsane okuleeta eddiini mu ggwanga,  nga n’okutuusa kati etinta era Abajulizi ba Uganda bayitibwa ba Jjajja b’okukkiriza mu Uganda.

Rev Fr. Richard Nnyombi agambye nti ebisigalira by’akomezzaawo kuliko ebya Noa Mawaggali, Matia Mulumba ne Kalooli Lwanga, nga bino bassibwa mu misaalaba ebyabajjibwa mu miti abajulizi bano kwebattirwa.

Abajulizi abatuukirivu abomu Uganda Abakatuliko bali 22 nga bano battibwa mu Myanga wakati wa 31 January 1885 ne 27 January 1887.

Baalangirirwa mu lubu lw’abeesiimi mu 1920 olwo oluvannyuma Omutukuva Ppaapa Paul VI n’abalangirira mu lubu Lwabatuukirivu mu 1964 mu St. Peters Basilica e Roma.

Kyali kijjobi ku lunaku olwo anti n’ebivuga ebinnansi ebyaffe mu Buganda nga Engoma, Engalabi n’enseege lwebyasooka okukubibwa mu Ssinzizo.

Bisakiddwa: Kamulegeya Achileo Kiwanuka.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda
  • Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School
  • Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi
  • Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo
  • Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist