President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni awanjagidde amawanga ga Africa okwongera amaanyi mu bintu ebiyimirizaawo amawanga gabwe nga bateeka omutindo ku bintu ebikolebwa mu mawanga ga Africa, baleme kwesiba...
Abeepisikoopi ba Eklezia Katulika mu Uganda bafulumizza ekiwandiiko kya miko 39 mwebalambikidde ensonga 14 zebaalabye nga zeetaaga abakkiriza, government ne banna Uganda bonna okutwalira awamu okuzikolako mu bwangu. Ekiwandiiko eky’engeri...
Ekibiina kya National Unity Platform kirabudde banna kibiina kino obutawudisibwa n’ekibiina ekyerangiridde nga kino baakituumye People Power Front ,nti ebigendererwa by’ekibiina kino kuggya NUP ku mulamwa Ekibiina kino ekya People...
Abamu ku banna n’akibiina kya Democratic Party beraliikirivu nti boolekedde okusibibwa ebweru olw'omutemwa gw'ensimbi ogulina okusasulwa abaagala okuvuganya ku bukulembeze obwenjawulo mu kibiina ogugambibwa nti gugenda kulinnyisibwa. Ensonda mu DP...
Mufti wa Uganda Sheikh Ramathan Mubajje akulembeddemu okusaala Eid E fitr ku Kasozi Kampala Mukadde, avumiridde enkozesa y’Emitimbagano enkyamu nti eviiriddeko naabamu ku ba Masheikh okuva ku mulamwa. Mufti Mubajje...
Ssaababalirizi w'ebitabo bya government Edward Akol, ayanjulidde parliament alipoota eyavudde mu kubalirira omuwendo gw'ensismbi government gwerina okusasula kampuni ya Umeme, okusigaza ebyuma byebadde ekozesa oluvanyuma lwa contract yaayo okugwako Wabula...