Ababaka ba parliament abava mu bitundu bya Buganda okuyita mu kabondo kabwe akabagatta aka Buganda Parliamentary Caucus bataddewo akakiiko akenjawulo akagenda okubanja government obwenkanya, nga bagambaa nti Buganda erekeddwa nnyo...
Ekibiina kya FDC nakyo kisambazze omuwendo gw’obululu obwalangiriddwa nti omuntu waabwe eyavuganya ku ky’okujjuza ekifo ky’omubaka wa Kawempe North Sadaati Mukiibi Agha Naga, abakulu mu kakiiko baalangirira nti yafuna obululu...
Banna kibiina kya NUP akalulu ke Kawempe bakanyumya nga lutabaalo olw’ebikolobero ebyabatuusibwaako, era ng'abasoba mu 30 bajjidde ku miggo tebakyasobola kwewanirira. Mu lukuηaana lwabanna mawulire olutuuzidwa ku kitebe kya...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni alangiridde nti wateereddwawo okunoonyereza okwenjawulo ku mivuyo egyabadde mu kalulu k'okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North. Akalulu kaabaddewo mga 14 March,2025 era kawanguddwa munnaNUP...
Kooti enkulu mu Kampala ezeemu kusindika col Kizza Besigye ne mune Hajji Obed Lutale munkomyo okutuusa nga 11 April,2025, oludda oluwaabi lutegeezezza nti lukyetegereza ebikwata ku bantu abassibwayo mu...
Police egambye nti egenda kukola okunonyereza ku mumyuka wa w'ekibiina ekitaba bannauganda ababeera mu America ki Uganda North American Association, Bukenya Charles Muvawala agambibwa okuwambibwa nabuzibwawo okumala ennaku...