Abamu ku babaka ku ludda oluvuganya gavumenti nga bakulembeddwamu abakulira Mathias Mpuuga Nsamba balambudde ku babaka Allan Ssewannyana ne Muhammad Ssegiriinya mu kkomera e Kigo. Bategeezezza nti bombi basangiddwa ng’embeera...
Omuvubuka abadde asamba omupiira ne banne afiiridde mu kisaawe. Enjega eno eguddewo emisana ga leero ku kyalo Busikiri mu muluka gwe Wambaale , mu Gombe division Nansana municipality mu Wakiso...
Owek.Waggwa Nsibirwa (ow'okubiri okuva ku kkono)ng'alambula omwoleso gwa cbs pewosa Omumyuka owookubiri owa Katikkiro wa Buganda Owek Robert Waggwa Nsibirwa asabye abantu ba Ssabasajja okukozesa...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akulisizza abasiibi n'abebaza okusabira eggwanga okubaamu emirembe n'obwenkanya. Nnyininsi agambye nti ensi yonna yandibadde mukujaganya n'okwenyumiriza mukusaasira kwa Katonda okwaleetebwa Yesu Kristo, nti...
Omulabirizi we Namirembe Wilberforce Kityo Luwalira, asabye abakkiriza bonna okwongera okusabira obwakabaka ne Uuganda yonna, mu kiseera kino nga Nnyininsi Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II awezezza emyaka 67. Asabye...
Harriet Ntabaazi minister omubeezi ow'ebyobusuubuzi Parliament egobye okunyonyola kwa minister omubeezi ow'ebyobusuubuzi Harriet Ntabaazi ku kiviiriddeko emiwendo gyebintu ebikozesebwa mu bulamu ba bulijjo n'amafuta okulinnya. Minister...