Ebyoto ebikumiddwa ku parliament nga biteta Ababaka ba parliament n'abamu ku bakozi, basuze ku parliament nga bakungubagira eyali sipiika Jacob Oulanyah. Wakumiddwawo ebyoto ng'akabonero ak'okukuma olumbe....
Ekitongole ekivunanizibwa ku bigezo mu ggwanga ki Uganda National Examinations Board, (UNEB), kitegezezza nti ekyókusaba abazadde endaga muntu, olwo abaana babwe balyoke bawandiisibwe okutuula ebigezo ebyakamalirizo, nti sikyekimu ku bukwakkulizo...
Sipiika Anita Among, nómumyuka we Thomas Tayebwa, omumyuka wómukulembeze wéggwanga Jesca Alupo ne ssamanisiter wéggwanga Robinah Nabbanja nábabaka ba parliament nga baaniriza omubiri gwéyali...
Ebizimbe okugenda okubeera Kkooti ensukkulumu nejulirwamu ebibadde biteekeddwa okumalirizibwa mu June omwaka guno 2022, bijulidde kumalirizibwa mu November omwaka guno. Eddimu ly'okuzimba kkooti zino lyagyibwako engalo ku nkomerero ya 2019...
Abantu mukaaga bagambibwa okuba nga bafiiridde mu mazzi g'ennyanja Nalubaale,babadde bava ku mwalo e Kiyindi nga bagenda Buvuma. Babadde batambulira ku kinaala ekibadde kitwala ebikozesebwa okuzimba amazzi amayonjo mu ggombolola...