Abantu abalala basatu bakwatiddwa okuyambako police mu kunoonyereza kweriko, okw'okuzuula abantu abenyigira mu lukwe lw'okutemula munnamateeka Ronnie Mukisa , eyakubwa amasasi bweyali ayingira mu makaage e Makindye Ssabagabao. Ronnie Mukisa...
Abasirikale ba police 13 kw’abo abaali mu kabinja k’abasirikale okuva mu bitongole ebikuuma ddembe ebyenjawulo ebyazingako amaka ga Sheik Yunus Kamoga agasangibwa e Kawempe Ttula mu ggombolole ye Kawempe bayimiriziddwa...
Kkooti ento e Kajjansi eyimbudde eyali omubaka wa Kawempe South mu parliament Mubarack Munyagwa ku kakalu ka kooti ka shs akakadde kamu ez'obuliwo. Omulamuzi Doreen Karungi ayimbudde Munyagwa ne banne...
BannaUganda 80 abaali batwaliddwa mu Ethiopia nga basuubiziddwa okulaba Yesu Kristo bakomezeddwawo mu Uganda. Omwogezi wa ministry y'ensonga zoomunda mu ggwanga Simon Peter Mundeyi agambye nti abakomezeddwawo mulimu abaali abasomesa,...
Police ekutte abantu 4 ku bigambibwa nti balina akakwatte ku kutemulwa kwa Munamateeka Mukisa Ronnie eyakubwa amasasi mu makaage Gyebuvuddeko abatuuze be Mutungo Ndejje mu Makindye Sabagabo mu district ye...
Omuliro gukutte omwalo gwe Nalyaazi mu ggombolola ye SSI-Bukunja mu district ye Buikwe gusaanyizaawo amayumba, amaato n'ebintu ebirala bingi ddala. Omuliro gukutte mu kiro, wabula tewali muntu ateeberezebwa okuba nti...
Abaddukanya Fairland University e Jinja baddukidde mu kooti nebawawabira Ssaabawolereza wa government, nga balumiriza amagye ga UPDF okulemera ku ttaka lyabwe eriri ku Kimaka Plot M 149 mu Jinja City....
Eddwaliro lya Kibiri Medical Central e Masajja mu Wakiso litubidde nómwana owólunaku olumu, nnyina bweyamaze okumuzaala namuleka mu ddwaliro teyakomyewo. Abakulu mu ddwaliro lino bagamba nti bafunye omukyala nga yeyita...