• Latest
  • Trending
  • All
Parliament esiimye emirimu gy’omugenzi Hellen Nakimuli abadde omubaka omukyala ow’e Kalangala – buli mubaka awaddeyo emitwalo 500,000 ziyambeko okuweerera mulekwa

Parliament esiimye emirimu gy’omugenzi Hellen Nakimuli abadde omubaka omukyala ow’e Kalangala – buli mubaka awaddeyo emitwalo 500,000 ziyambeko okuweerera mulekwa

April 22, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

July 8, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC

July 8, 2026
Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

July 8, 2026
President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

July 8, 2026
Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

July 7, 2026
Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

Essiga eddamuzi lyagala bannamateeka bakulemberemu kaweefube w’okugonjoola emisango gy’amaka nga bayita mu kutabagana – mu kifo ky’okujitwala mu kooti

July 7, 2026
Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

Okutongoza Kaliisoliiso Dinner Concert ku Nkozi Hospital – 09 July,2026

July 7, 2026
Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 33 ku Watoto Church e Bweyogerere – 31 July,2026

July 7, 2026
Auto Draft

Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y’omwaka 2026 – ya buwumbi 409

July 6, 2026
Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

July 5, 2026
Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

July 5, 2026
Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

July 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Parliament esiimye emirimu gy’omugenzi Hellen Nakimuli abadde omubaka omukyala ow’e Kalangala – buli mubaka awaddeyo emitwalo 500,000 ziyambeko okuweerera mulekwa

by Namubiru Juliet
April 22, 2026
in Nature
0 0
0
Parliament esiimye emirimu gy’omugenzi Hellen Nakimuli abadde omubaka omukyala ow’e Kalangala – buli mubaka awaddeyo emitwalo 500,000 ziyambeko okuweerera mulekwa
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Parliament ya Uganda eyisizza ekiteeso ekisiima  emirimu egikoleddwa abadde omubaka omukyala owa district ye Kalangala Hellen Nakimuli.
Parliament ebadde ekubirizibwa sipiika wa Parliament Anitah Annet Among, amwogeddeko ng’omubaka abadde tasosola mu bantu bonna, era nga bangi bamusaamiddwa omuli n’abawagizi ba NRM wadde abadde ku ludda oluvuganya government mu kibiina ki NUP.
‎Sipiika Among agambye nti wakusasulira Mulekwa ebisale by’essomero okutuuka wanaamalira senior eyokuna ku ssomero gy’abadde erya Kibuli SS, nga kino akikoze okuyita mu Bukedea and Magogo foundation.
Omugenzi Hellen Nakimuli abadde omubaka omukyala owe Kalangala
Buli mubaka aweereddwa akazindaalo ayogedde ku Hellen Nakimuli ng’abadde akwatagana na buli muntu era nti kibadde kizibu okumusanga ng’anyiize.
Bamwogeddeko ng’abadde alwanirira ensonga ezikwata ku bantu bokubizinga baabadde akiikirira, saako okuwanika bendera ya Uganda mu by’emizannyo egyetabiddwamu parliament ya Uganda, naddala omuzannyo gwa Volley ball gwabaddemu nga Captain wa parliament.
‎
‎Ekiteeso ekisiima Hellen Nakimuli kyanjuddwa Ssaabaminister wa Uganda Robinah Nabbanja,  ayogedde ku mugenzi Nakimuli ng’omukulembeze  abadde ayagala eggwanga lye, ngera akoze nnyo okutumbula ebyenkulakulana mu bizinga bye Kalangala.
Alwaniridde ebyenjigiriza,alwanirira omwana omuwala, okuwabulanga government ku nsonga ezitali zimu, okuwanirira ebyemizanyo n’ebirala.
Ttiimu ya parliament eya Volley Ball ng’ekungubagira omubaka Hellen Nakimuli
‎
‎Minister omubeezi ow’ebyemizannyo  Peter Ogwang waleetedde ekiteeso okusaba ababaka buli omu asalibweko shs emitwalo amakumi ataano (500,000)  ogw’omwezi guno  ogwa April 2026,kiyambeko ku by’okusoma kwa mulekwa.
Agambye nti Hellen Nakimera y’abadde aweerera muwala we ku ssomero, n’olwekyo nti sknga parliament temukwatizaako ebyensoma ye biyinza okugootaana.
‎
Wano Sipiika Among ataddewo  ekibuuzo oba ababaka bakkiriziganya n’okusaba kuno, era gyebigweredde nga ababaka abasinga obungi  bakiwagidde
‎
‎
‎‎ Ababaka mu parliament okubadde akulira oludda oluwabula government  Joel Ssenyonyi kko n’omubaka wa parliament y’obuvanjuba bwa Africa Veronica Kadogo, boogedde ku mugenzi  ng’omubaka abadde awanise bendera ya Uganda mu bwengula mu byemizannyo, era bwatyo Ssenyonyi naasaba government  okussa mu nkola ebirubirirwa by’omugenzi nga eyita mu kusitula ebye emizannyo.
‎
Oluvannyuma lw’okusiima emirimu gy’abadde omubaka Hellen Nakimuli,omulambo gwe gutwaliddwa ku kitebe kye kibiina ki NUP mwabadde ava, bannakibiina bamukubeko eriiso evvanyuma.
Ku Thursday nga 23 April,2026 wakusabirwa  ku eklesia e Namungoona n’oluvanyuma atwalibwe e Luweero ku bijja bya Bajajaabe gyanaziikibwa olunaku lwe lumu.
‎
Bisakiddwa: Nabagereka Edithie
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government
  • KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC
  • Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu
  • President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana
  • Obukadde bwa shs 139 bwebuleeteddwa mu nkola ya Luwalo lwange – lwerusoose mu mwaka gw’ebyensimbi 2026/2027

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist