• Latest
  • Trending
  • All
Parliament eyisizza emisolo emiggya egigenda okussibwa mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka 2026/2027 – ogwa sukaali n’amafuta gulinnye

Parliament eyisizza emisolo emiggya egigenda okussibwa mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka 2026/2027 – ogwa sukaali n’amafuta gulinnye

April 22, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Parliament eyisizza emisolo emiggya egigenda okussibwa mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka 2026/2027 – ogwa sukaali n’amafuta gulinnye

by Namubiru Juliet
April 22, 2026
in Amawulire
0 0
0
Parliament eyisizza emisolo emiggya egigenda okussibwa mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka 2026/2027 – ogwa sukaali n’amafuta gulinnye
0
SHARES
73
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omusolo ku mafuta gwongeddwako shs 200
Parliament eyisizza omusolo ku mafuta gwa shillings 200 ku buli liita yamafuta okuli petro ne Diesel
Omusolo guno guli munnongosereza government zeyayanjula mu tteeka lya Excise duty.
Okuyisa omusolo ogwa shillings 200 ku buli liita yamafuta, kireetedde omusolo government gwesolooza ku buli liita y’amafuta okulinnya, okuva ku shillings 1,450 ku buli liita ya petulooli okutuuka ku Shillings 1750 buli liita.
Ate ku buli liita ya desiel omusolo gulinnye okuva ku shillings 1,230 okutuuka ku shillings 1’430 buli liita.
Omusolo guno, gulinnye mu kiseera nga eggwanga liri mu katuubagiro k’ebbula ly’amafuta, nga kumasuundiro g’amafuta agamu tegalina mafuta, songa naago agagalina gagatunda bbeeyi yawaggulu.
Liita kati essibwa mu mmotoka etundibwa wakati wa shillings 5300 ne 5500 buli liita ya petro, ate liita ya diesel etundibwa wakati wa shillings 5100 ne shillings 5300.
Parliament wabula ekendezezza  omusolo government gweyabadde ettadde ku cement ogwa shillings 1000 buli kasawo ka cement okukka ku shillings 750.
Omubaka wa Kira Municipality annyonyodde  nti abantu basaanye okufuna ennyumba basuleko obulungi, nga singa cement ayongerwako omusolo abantu tebajja kusobola kuzimba.
Omusolo kukukyusa obwannanyini ku ttaka;
Parliament mu mbeera yeemu egaanye omusolo gwa stamp duty okusoloozebwa ku kukyusakyusa obwannanyini ku ttaka,  nga guno government yadde eyagala gwongezebwe okutuuka ku bitundu 3% okuva ku bitundu 1.5%.
Ababaka byagaanyi bagambye nti omusolo ogwekitundu 1.3% mungi nnyo,  nga bano baasinzidde ku alipoota ekoleddwa omubaka wa munisipaali ye Kira Ibrahim sssemujju Nganda ewakanyiza omusolo guno.
Okuwera emmotoka enkadde
Okuwera emmokota enkadde ezisukka emyaka 15  okuva lwezaakolebwa okudda ku myaka 13 nakyo parliament ekigaanye. ababaka bagambye nti okuyisa omusolo guno kigenda kwongeza ebbeeyi y’emmotoka.
Alipoota eyababaka abatono eremesezza omusolo guno ogwa Traffic and road safety Amendment bill, essomeddwa omubaka omukyala owa district ye Mukono Hanifah Nabukeera.
Engoye Nkadde
Omusolo gwa import duty ku ngoye enkadde oba emivumba nagwo gwongeddwa n’ebitundu 30%.
Ababaka okubadde Ibramhim ssemujju Nganda, Hanifah Nabukeera, Nathan Nandala mafabi owa Budadiri West ne Brenda Nabukenya omubaka omukyala owa district ye Luweero, bagusimbidde ekkuuli nti okugwongeza kigenda kukalubya obulamu bwannansi abawangaalira ku ngoye enkadde abatasobola kugula ngoye mpya.
Omusolo gwa Environment tax ku ddagala ly’abantu n’ebisolo gugyiddwawo;
M tteeka lino erya import duty, parliament  ekaanyizza ne government okuggyawo omusolo gwa environment tax ku bintu okuli eddagala ly’abantu n’ebisolo, saako edagala lyebiwuka erikolebwa wabweru w’eggwanga.
Omusolo ku mwenge oguva ebweru w’eggwanga gwongezeddwa;
Omusolo ku mwenge omuka okuli wine,whisks n’ebika ebirala ebiva ebweru w’eggwanga gwongeddwa okuva ku shillings 1,750 buli liita okudda ku shillings 3500 buli liita.
Business ezisasula EFRIS
Omutemwa gwa Business ezisasula omusolo gwa VAT mu nkola eya EFRIS gulinnyisiddwa okuva ku million 150 nga bwekibadde  okudda ku million 300.
Business eziweza Capital owa million 300 mu nteekateeka eno, zezigenda okubeera n’enkola ya EFRIS.
Omusolo ku sukaali;
Omusolo ku sukaali nagwo gwongeddwamu shillings 100 buli kilo, okuva ku sillings 200 okudda ku 300 buli kilo.
Okuwandiisa Bodaboda kwongezeddwa ebbeeyi
Okuwandiisa obwannanyini bwa Bodaboda, omusolo gulinnye okuva ku shillings 200,000 okudda ku 500,000.
Parliament yakuddamu okukubaganya ebirowoozo ku misolo emirala ku Thursday nga 23 April,2026.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco
  • Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist