• Latest
  • Trending
  • All

Abantu 4 bakwatiddwa ku bigambibwa nti babadde bakukusa abantu nga babasuubiza emirimu emisava – basooka kubasaba nsimbi nebabakuumira mu bifo ebimenya amateeka

April 20, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
Nnaalinnya Lubuga Agnes Nnabaloga atemye evvuunike ly’ekizimbe ku Muteesa I Royal University – okujjuukirirako amatikkira ga Kabaka Mutebi II ag’omulundi ogwa 33

Nnaalinnya Lubuga Agnes Nnabaloga atemye evvuunike ly’ekizimbe ku Muteesa I Royal University – okujjuukirirako amatikkira ga Kabaka Mutebi II ag’omulundi ogwa 33

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abantu 4 bakwatiddwa ku bigambibwa nti babadde bakukusa abantu nga babasuubiza emirimu emisava – basooka kubasaba nsimbi nebabakuumira mu bifo ebimenya amateeka

by Namubiru Juliet
April 20, 2026
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
38
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ekitongole ekivunanyizibwa ku kulwanyisa ekikusa bantu nga kikolera wansi wa ministry y’ensonga zomunda mu ggwanga kikutte abantu 5 mu district ye Nebbi abagambibwa nti babadde basaale mu kukusa abantu, nga babasuubiza emirimu.
Kigambibwa abakwatiddwa babadde batalaaga ebitundu bya West Nile nga banoanya abantu nti babatwala kukola mirimu, sso nga ekigendererwa kyabwe kyakubaggyamu nsimbi.
Abagombeddwamu obwala ye Kasangaki Oscar, agambibwa nti yeyakuliramu enteekateeka yonna, Oyati Jonathan, Atimango Scovia, ne Odokongero Brain.
Kigambibwa nti bano babadde baliko ekiyumba webakuumira abantu bano, olwo ne babaggyako ssente wakati w’emitwalo gya shs 200,000 okutuuka ku bukadde 2 obwa Uganda, nga babasuubizza emirimu emisava.
Omukwanaganya w’emirimu mu Kitongole kino Kigenyi Basaalirwa, asiinzidde mu lukuηηaana lwa bannamawulire ku kitebe kya police e Naguru ,nategeeza nti okunoonyereza kwebalina kulaga nti abakwatte babadde bakuumira abantu mu bifo ebitakkirizibwa mu mateeka.
Kigenyi agambye nti abakwate babadde baatandikawo ne kampuni ez’obukuusa okuli Kanaani dreams ne Egulo International nga ministry y’e kikula ky’abantu tezimanyIiko zebabadde bakozesa okulimba abantu.
Ategeezezza nti abakwate bagenda kutwalibwa mu mbuga z’amateeka bavunaanibwe emisango egiwera omuli n’ekikukuusa bantu.
Mungeri yemu Kigenyi agambye nti ng’ekitongole balina emisango 4,835 egyekuusa ku kukuusa bannauganda, nga gino okusinga girimu baana bato.
Abakulu mu wofiisi wno bagamba nti bakizudde nti abaana abato bebasinga okulimbibwa emirimu, sso ng’era bagenze okwekenenya nga bakakibwa okuyingizibwa mu bikolwa eby’omukwano
Kigenyi ategezeza nti ebiffo ebiri mu biguga byebimu ku bisinga ekikukusa baana , ng’otaddemu n’okubakabasanya, naasaba ababyenyigiramu okweddako.
Ono agamba nti nga bakolera wamu ne police n’ebitongole byonna ebikwatibwako basuubira bajja kumalawo omuze guno, wabula naasaba abazadde n’abantu bonna okubeera obulinddala eri abantu ekikula kino.
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga
  • Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist