• Latest
  • Trending
  • All
Ebyókulonda obukiiko lwébyalo bikyajulidde – ensimbi ezetaagisa okulonda zikyalina okukolebwamu ennoongosereza

Ebyókulonda obukiiko lwébyalo bikyajulidde – ensimbi ezetaagisa okulonda zikyalina okukolebwamu ennoongosereza

April 22, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ebyókulonda obukiiko lwébyalo bikyajulidde – ensimbi ezetaagisa okulonda zikyalina okukolebwamu ennoongosereza

by Namubiru Juliet
April 22, 2026
in Amawulire
0 0
0
Ebyókulonda obukiiko lwébyalo bikyajulidde – ensimbi ezetaagisa okulonda zikyalina okukolebwamu ennoongosereza
0
SHARES
60
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Enkalu zeyongedde ku nteekateeka ya governemnt ey’okulonda abakulembeze b’obukiiko bwa LC, oluvanyuma lwólukiiko lwa ba minister okugaana okuyisa embalirira ey’obuwumbi 56 obwabadde busabiddwa akakiiko k’ebyokulonda okutegeka okulonda kuno.

Minister avunanyizibwa ku nsonga za government ezébitundu, Rapheal Magyezi gyevubuddeko yategeeza nti okulonda kwo bukiiko bwa LC kwalina kubeerayo nga omukulembeze we ggwanga Yoweri Museveni tanalayira mu kisanja ekijja ekiddako ekya 2026-2031.

Wabula nookutuusa kati enteekateeka zo kulonda obukiiko bwa LC tezinalambikibwa buluungi wadde ebbulayo nnaku ntono omukulembeze we ggwanga alayire.

Ensonda zitegezzezza nti mu lukiiko lwa cabinet olwa tudde ku monday eyise, omukulembeze we ggwanga nga yeyalukuubirizza, yagaanye okuyisa ssente  ezasabiddwa akakiiko ke byokulonda nga agamba nti nnyingi okusinzira ku nteekateeka y’o kulonda kuno esuubirwa okubeera nga abantu basimba mu mugongo.

Ensonda zigamba nti embalirira eno yabadde eyanjuddwa Minister avunanyizibwa ku government ezébitundu, Rapheal Magyezi.

Oluvanyuma Minister Magyezi yasabidwa okuddamu okwetegereeza enteekateeka eno alyoke addemu okujanjulira olukiiko lwa cabinet ku monday ejja nga 27 April,2026, ng’amaze okuggyamu ebimu kwebyo ebyabadde bijjirinyisizza.

Okusinzira ku omu ku ba minister eyabadde mu lutuula luno naye nga agaanye okumwatuukiriza erinnya, mu mbalirira ya Minister Magyezi, akakiiko ke byokulonda kabaddi kagala g’overnment ate eddemu okugula emmotooka ezinakozesebwa mu kulonda kuno, naye  kino president nakigaana nga agamba nti kalina okukozesa emmotooka ezakozesebwa mu kulonda okuwedde okwa 2026 okwalimu okulonda president, ababaka ba parliament nábakulembeze abalala okwatandika ngfa 15 January,2026.

Oluvanyuma lwa cabinet okuddamu okwetegereeza enteekateeka ya kakiiko ke byokulonda ku kulonda kwóbukiiko bwa LC, government esuubira okwanjula enyongereza y’embalirira y’ebyensimbi eri Parliament okusobola okufuna ssente zino.

Minister avunanyizibwa ku government ez’ebitundu, Rapheal Magyezi ategezzezza CBS nti kituufu wakyaliwo byazzemu okwetegereza mu nteekateeka y’okulonda obukiiko bw’ebyalo, naye ng’alina esuubi nti okulonda kwakubeerayo mu bwangu ng’ekisanja kyo bukiiko buno tekinaggwako mu mwezi gwo mukaaga omwaka guno.

Bisakiddwa: Ssekajjiijja Augustus

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco
  • Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist