Abakukusa ebiragalalagala n'ababiguza abaana b'amassomero baakusibwa mayisa mu nkomyo, okusinziira ku bibonerezo ebiteereddwa mu bbago ly'etteeka eryanjuddwa mu parliament okulwanyisa ebiragalalagala erya Narcotics drugs and psychotropic substance control bill. Etteeka...
Read moreAbatuuze ku kyalo Kalambya mu gombolola y’eNgogwe mu district y’eBuikwe baguddemu ekyekango omuvubuka bw'asazeewo okwesala naafa. Eyesaze ategerekeseeko erinnya limu erya Faizo, abadde atemera mu gy’obukula 30. Omu kubelabiddeko nagage...
Read moreAb'obuyinza e Mayuge baliko abafumbo bebakutte ku bigambibwa nti baayokezza omwana wabwe nga bamulanga okweyongeza enva z'ebyenyanja. Omwana eyayokeddwa emikono n'emimwa wa myaka 2. Abakwate kwekuli Emmanuel Byakika ne mukyalawe...
Read moreGovernment ya Uganda etandise okubala abakozi baayo bonna okwetoloola eggwanga okusobola okubateekerateekera obulungi n'okuggyamu ab'empewo. Mu nteekateeka eno, buli mukozi wa government alina okweyanjula eri office y'omubazi w'ebitabo bya government...
Read moreAb'oluganda 3 basirikidde mu nnabbaambula w'omuliro akutte ennyumba mu kiro nga bebase. Abafudde kuliko maama n'abaana be 2, ku kyalo Kinaawa ku luguudo lwe Nakawuka mu Kyengera town council mu...
Read moreSsaabaduumizi wa police ya Uganda Martin Okoth Ochola ataddewo akakiiko ka bambega akenjawulo, kanoonyereze ku ngeri tikiti ezikubibwa bannyini bidduka eziwera 22,561 gyezaabulankanyizibwamu abaserikale mu police y’ebidduka, nebatuuka okufiiriza government...
Read moreAbasaabaze abadda e Masaka n'okweyongerayo bajjumbidde entambula y'okumazzi bayita Nakiwogo - Ntebe okutuuka ku mwalo e Bukakkata. Omu kubakola ku meeri e Nakiwogo Ivan Lubuye agamba nti abantu bazze mu...
Read morePresident Museven azeemu okuyisa ebiragiro ebiggya ku bantu ababeera n'okukolera emirimu egyenjawulo okuliraana emigga n'ennyanja. President alagidde ekitongole ekivunanyizibwa ku butonde bw'ensi ekya NEMA, okufuuza abantu bonna abakolera ku mbalama...
Read morePolice n’ebitongole ebirala ebikuuma ddembe kyaddaaki bikutte nebiggalira omusirikale wa police, Wabwiire Ivan, eyakubye omuyindi, Uttam Bhandari, amasasi agaamuttiddewo l. Uttam Bhandari yeyabadde director wa kampuni ya TFS financial services...
Read moreAbekitongole ky'ebyenguudo mu ggwanga ekya UNRA batandise okutuusa ebintu ebigenda okukozesebwa, okuzzaawo olutindo olwaguddemu ku mugga Katonga ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka. Wabula go amazzi ga Katonga...
Read more