Akulira amakomera mu ggwanga Dr.Johnson Byabashaija ayisizza ebiragiro 14 eri amakomera gonna mu ggwanga, okubeera ku bwerinde obwawaggulu, kwewala emitawaana egiyinza okugwaawo mu kiseera ky'ennaku enkulu. Ebiragiro biyisiddwa eri abakulembeze...
Police e Jinja ekutte omusajja Nyanzi mwezi David abadde yefudde omulalu mu kibuga Jinja, nga kigambibwa nti mutujju w'akabinja ka ADF. Omwogezi wa police mu Kiira region James Mubi agambye...
Abantu abasoba mu 10 bagambibwa okuba nga bafudde n'abalala baddusiddwa mu malwaliro nga bali mu mbeera mbi, emmotoka magulukkumi esaabadde emmotoka ne bodaboda eziwerako okumpi n'ettaawo lye Namboole ku njegoyego...
Omwepisikoopi w’essaza lya Kiyinda Mityana Rt. Rev Dr. Joseph Anthony Zziwa awaddeyo ente 120 ng’ayita mu nteekateeka ya Kiyinda Mityana Diocese Intergrated Cow Program, okudduukirira abakristu n’abeddiini endala abali mu...
Obulabirizi bwe Namirembe bwankizo mu kuzimba abakulembeze b'ekkanisa ya Uganda, era ettendekero ekkulu mu kkanisa ya Uganda eritendeka abaawule naababulizi, lisangibwa mu bulabirizi bwe Namirembe. Ettendekero lya Uganda Martyrs seminary...
Entambula esanyaladde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka mu kitundu kye Busega,ekitundu ky'oluguudo awayita ab'ebigere bwekyabise. Police etaddewo obupande obulabula ab'ebudduka okubeera ab'egendereza nga bayita mu kitundu ekyo....
Abakozi abaziika emirambo egibeera gibuliddwako bannyinigyo mu Town Council ye Luweero bediime nebasuula emirambo 2 ku wofiisi za town council nga balaga obutali bumativu olw'okulwawo okusasulwa emisaala gyabwe. Abakozi bano...
Abaana 2 okuli ow'emyezi 5 n'owemyaka 3 basirikkidde mu nnabbambula w'omuliro akutte ennyumba mu kiro n'esaanawo, ku kyalo Buswale mu diatrict ye Namayingo. Omwogezi wa police mu Busoga East Nandawula...
Abantu 31 okuli okuli ba pastor, abajaasj ba UPDF ne Police saako abantu ba bulijjo bavunaaniddwa emisango gy'okusekeeterera government. Abantu bano abasinga baakwatibwa mu bukiika kkono bw'eggwanga, nga kigambibwa nti...