• Latest
  • Trending
  • All
Parliament ekoze ennoongosereza mu tteeka erigereka omusolo oguggyibwa ku nnyingiza ya buli muntu – abafuna omusaala ogukka wansi wa shs 335,000/= sibakusasula musolo gwa PAYE

Parliament ekoze ennoongosereza mu tteeka erigereka omusolo oguggyibwa ku nnyingiza ya buli muntu – abafuna omusaala ogukka wansi wa shs 335,000/= sibakusasula musolo gwa PAYE

April 23, 2026

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Business

Parliament ekoze ennoongosereza mu tteeka erigereka omusolo oguggyibwa ku nnyingiza ya buli muntu – abafuna omusaala ogukka wansi wa shs 335,000/= sibakusasula musolo gwa PAYE

by Namubiru Juliet
April 23, 2026
in Business
0 0
0
Parliament ekoze ennoongosereza mu tteeka erigereka omusolo oguggyibwa ku nnyingiza ya buli muntu – abafuna omusaala ogukka wansi wa shs 335,000/= sibakusasula musolo gwa PAYE
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Parliament ekaanyiiza ne government, eggyewo omusolo gwa ‘Pay as you Earn’ (PAYE) ku bakozi abafuna omusaala oguli wansi wa shs 335,000 buli mwezi.
Mu tteeka lya Income tax eribaddewo, abakozi abasasulwa  omusaala ogusukka shs 235,000 babadde basalibwako omusolo gwa Pay as you Earn gwa bitundu 10%.
Mu nnoongosereza empya parliament zeeyisizza mu musolo guno ogwa income tax, ogugenda okugibwako omusolo gwa PAYE gwegwo ogusukka 335,000 okudda waggulu buli mwezi.
Gwo omusolo gw’abakozi abafuna omusaala ogusukka mu million 10 n’okweyongerayo waggulu gusigaddeyo ku bitundu 40% ku mutemwa gw’omusaala gwebafuba.
Minister omubeezi ow’ebyensimbi Henry Musaasizi abuulidde parliament nti government okwongeza omusaala ogusookerwako ogulina okugibwako omusolo gwa PAYE, kivudde ku bbeeyi y’ebintu eyekannamye okuva mu mwaka 2012 lwegwagerekebwa.
Omusolo ogubadde gussiddwa ku business ezitakola magoba n’abatunda ku bintu byabwe ebitali bya business bagugaanye;
Parliament yeemu eremesezzza omusolo government gwebadde ayagala okuteeka ku businesses ezitakola magoba okumala emyaka 7 egyomuddiriηηanywa.
Government mu nnongosereza zino, yali eyanjudde omusolo gwa bitundu 0.5% eri kampuni zino,government zerumiriza okwekweka mu butakola magoba okumala emyaka 7 egyomuddiriηanwa.
Ababaka ku njuuyi zombi okuli olwa government n’oluvuganya government, okubadde Kareem Masaaba atalina kibiina ,Nathan Nandala mafabi owa FDC ,Jonathan Odur owa UPC saako Dickson Kateshumbwa owa NRM n’abalala bagugaanye, nga bagamba nti kyabutaliimu ate government okusolooza omusolo ku kampuni ezitalola magoba.
Bawadde government amagezi ekukwatirako kampuni zino zivuunuke okusoomozebwa, zitandiike okukola amagoba olwo ezisolooze omusolo.
Parliament mu mbeera yeemu esuuzizza government ekiteeso eky’okusolooza omusolo ku nsimbi abantu abatunda ku by’obugagga byabwe ebitali bya business, okugeza ettaka, ebintu byomunju n’ebirala ebinanyiddwanga non business assets.
Ababaka bano era bakinogaanyizza nti okubinika omusolo ku bintu bino ebigwa mu ttuluba lya non business assets okugeza Entebbe zomunju, TV, Fridge nebirala saako omuntu atunze ettaka lye nga tali mu business yakutunda ttaka, kibeera kikyamu kubanga ne government yennyini terina busobozi okulingiriza buli omu atunze ekintu kye,okumusoloozako omusolo.
Minister omubeezi ow’ebyensimbi Henry Musaasizi akkaanyizza nebirowoozo by’ababaka omusolo guno nagugyamu enta.
Omusolo ku bayimbi ne Bannakatemba;
Bbo abayimbi,bannakatemba nabalala abasanyusa abantu ,bateereddwako omusolo gwa bitundu 6% ku nsimbi buli omu zanaasasulwanga.
Kampuni ya Bujagaali power limited ekola amasanyalaze n’okugaguza government esonyiyiddwa omusolo okumala emyaka 6 okutuuka mu mwaka gwa 2032
Mu mbeera eno, mu myaka 6 government egenda kufiirwa omusolo gwa buwumbi 690 okusinziira ku alipoota ebadde ewakanya eky’okusonyiwa kampuni ya Bujagaali Power ltd omusolo, ng’ekoleddwa omubaka wa Mbale  East division Kareem Masaaba.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist