Olukiiko lw'Abalabirizi mu kkanisa ya Uganda lulonze Rev Canon Wilson Kisekka, okubeera Omulabirizi w'obulabirizi bwe Luweero omuggya. Rev.Wilson Kisekka alangiriddwa wamu ne Rev.Alfred Muhoozi ow'obulabirizi bwa North Ankole, mu lutuula...
Ekibinja ky'abakugu okuva mu kitongole ekivunanyizibwa ku bibuuzo ekya UNEB basisinkanye abakulu mu ministry y'eby'enjigiriza nebabanyonyola ku bimu ku byavudde mu bigezo by'omwaka oguwedde 2023. Abayizi emitwalo 110, 569 bebewandiisa...
Ssaabawaabi wa government ategeezezza omulamuzi omukulu owa kkooti yé Nakawa nti obujulizi bw'omusawo w'ekinnansi, obulumiriza abasibe abagambibwa okutemula Omugenzi Joan Kagezi eyali omuwaabi wa government bwakubayamba okuggusa omusango guno....
Police mu district ye Mityana ekutte omusajja Kasozi Sulaiman ow'emyaka 40, nga ono yakkidde abaana beyezaalira basatu n'abafumita ebiso eyo mu matumbi budde okukkakkana nga omu avudde mu bulamu bwe...
Abasirikale ba police 7 abaggalirwa néyali ssaabaduumizi wa police Gen. Kale Kayihura ku misango egyókuwamba nókukaka bannansi ba Rwanda okudda ewabwe, nókuddira ebyókulwanyisa byéggwanga nebabiteeka mu mikono emikyamu, kyaddaaki kkooti...
President Yoweri Kaguta Museveni awagidde enkola eyÉkifirika eyókugonjoolamu emirerembe nóbutakkaanya. President yeeyamye okuteeka sente mu kitongole ekiramuzi kigundiize enkola eyo, nti kubanga ya nkizo nnyo bwogerageranya ne kkooti eziriwo ezaaleetebwa...
Abadde Ssaabapolice wa Uganda Martin Okoth Ochola mu butongole awaddeyo wofiisi eri abadde omumyuka we Maj Gen Tumusiime Katsigazi,agenda okugikuuma okutuusa okukulembeze w'eggwanga lwanalonda ssabapolice omuggya. Martin Okoth Ochola aduumidde...
Abantu 77 bebaafiiridde mu bubenje obwenjawulo ku nguudo z'eggwanga ezitali zimu mu wiiki emu yokka eyise. Alipoota ya police y'ebidduka eraze nti ku bantu bano 77; 25 bagoba ba boda...