Nabbambula akutte naasaanyawo ekibanda ky'embaawo mu kibuga Masaka, ebintu bya bukadde nabukadde bwe nsimbi bitokomose. Ekibanda kino ekibadde kiri okumpi ne Hotel Next kikuttr omuliro mu kiro, wabula police egezezaako...
Ababaka abatuula ku kakiiko ka parliament akalondoola emirimu egikolebwa mu bitongole bya government batadde ku nninga ekitongole ekivunanyizibwa ku nguudo mu ggwanga ekya Uganda National Roads Authoroty (UNRA) okunnyonnyola ensonga...
Abantu 10 bakasiddwa nti bafiiridde mu kabenje akaagudde e Kibimba ku luguudo oluva e Bugiri okudda e Malaba akawungeezi ka monday nga 11 March,2024. Akabenje kano kabaddemu emmotoka 6 okuli...
Wofiisi ya Kaliisoliiso ekutte abakozi ba government 9 mu district ye Bugiri, n'omulala omu e Madi Kollo ku bigambibwa nti beezibika sente z'omuwi w'omusolo eziri mu kawumbi ka shs kalamba...
Omusirikale wa police Saddick Hussein abadde asula mu nkambi ye Namanve mu district ye Mukono asangiddwa afiiridde mu nnyumba mw'abadde asula. Kigambibwa nti omusirikale ono abadde amaze akaseera nga talabikako,...
Owek.Cotilda Nakate Kikomeko minister w'ekikula ky'abantu, eby'obulamu, ebyenjigiriza ne wofiisi ya Nnaabagereka asomye amawulire ku ssaawa kkumi ezolweggulo ku 88.8 Okukuza olunaku lw’abakyala mu nsi yonna,...
Akulira essomero lya Makerere College School Martin Muyingo agamba nti abaana abawala betaaga okuweebwa obudde okulambikibwa n'okwezuula mu byebakola, lwebasobola okuggyayo obulungi obusobozi bwabwe. Awadde eky'okulabirako eky'amasomo ga sciences agaatwalibwanga...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni azeemu okuwera nti agenda kufaafagana n’abakulira amasomero ga government abasaba abayizi ebisale by'essomero. Museveni asinzidde ku mikolo gy’abakyala egibadde mu district ye Katakwi....