Ebika 18 byebyakewandiisa okwetaba mu mpaka z’Ebika by’Abaganda 2025 by Namubiru Juliet April 23, 2025 0 Nga Obuganda bwetegekera emipiira gy'ebika bya Baganda egy'omwaka guno 2025, ebika 18 byonna bye byakewandisa okuvuganya mu mpaka zino.... Read more
Ekkanisa ya Uganda etandise enteekateeka z’okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo 2025 – obukiika kkono bwa Uganda bwebukulembeddemu by Namubiru Juliet April 23, 2025 0 Ekkanisa ya Uganda etongozza olukiiko olugenda okuteekateeka okulamaga ku kijjukizo ky'abajulizi e Namugongo omwaka guno 2025, nga 03 June.... Read more
Obwakabaka bwa Buganda busiimye bboodi ekulira Radio CBS – olw’okugikuumira ku ntikko n’okutuukiriza ebigendererwa ebyajitaandisaawo by Namubiru Juliet April 22, 2025 0 Obwakabaka bwa Buganda busiimye emirimu amatendo egikoleddwa Bboodi ya Radio ya Kabaka CBS, mu myaka 6 egiyise. Katikkiro Mayiga asisinkanye... Read more
KCCA FC eggye enta mu musango gweyawaaba mu kakiiko k’ensi yonna akataawulula enkayana z’ebyemizannyo – Court of Arbitration for Sports by Namubiru Juliet April 22, 2025 0 Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, egyeyo omusango gw’ebadde yatwala mu kakiiko akatawulula... Read more
Katikkiro Mayiga atikkudde oluwalo lwa bukadde bwa shs 74 – okuva mu masaza Ssingo,Buddu,Kyaggwe, Kyadondo ne Mawogola by Namubiru Juliet April 22, 2025 0 Obukadde bwa shs 74 n'Omusobyo bwebusondeddwa abantu ba Kabaka mu nkola ya Luwalo Lwange, okuva mu Masaza Ssingo, Buddu, Kyaggwe... Read more
Paapa Francis wakuziikibwa nga 26 April,2025 – okukungubaga okutongole kwakumala ennaku 9 by Namubiru Juliet April 22, 2025 0 Eklezia erangiridde nti Ppaapa Francis waakuziikibwa ku Saturday nga 26 April,2025 ku ssaawa nnya ezokumakya mu Basilica ya St. Mary... Read more
Maama alese omwana ow’emyezi 6 mu ndongo e Ssembabule – asaanze afudde by Namubiru Juliet April 22, 2025 0 Police e Sembabule eri ku muyiggo gw' abavubuka babiri abagambibwa okuba nga baliko kyebamanyi ku nfa y’omwana ow’emyezi 6 eyaffiiridde mubidongo.... Read more
Abasirikale ba Paapa mu Uganda bamukungubagidde – abadde ddoboozi ly’abanyigirizibwa munsi yonna by Namubiru Juliet April 22, 2025 0 Abasirikale ba Paapa mu Uganda bakungubagidde omuttuvu Paapa Francis omutonzi gweyaggye mu bulamu bwensi ku myaka 88, oluvanyuma lwakabanga nga... Read more
URA esuubira okukuηaanya omusolo ogusukka mu mutemwa ogwagigerekerwa mu 2024/2025 by Namubiru Juliet April 22, 2025 0 Ekitongole ekiwooza kyomusolo ki URA kirangiridde nti kirina esuubi okukuηaanya omusolo ogusukka mwogwo ogwakigerekerwa okukuηaanya mu mwaka gw'ebyensimbi guno 2024/2025... Read more