Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka
Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party
NUP School of Leadership etikkidde abayizi 184 mu masomo g’obukulembeze – Robert Kyagulanyi awabudde abavubuka baleme kuliinda kuweebwa buweebwa buli kimu
Omuwaabi w’emisango gya government ya Uganda omulala ateeberezebwa okuba ng’attiddwa
KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA
Obukadde bwa shs 700 bwebwakasoondebwa mu wiiki 2 ku kijaguzo eky’emyaka 100 egya lutikko y’e Lubaga
Katikkiro Mayiga asisinkanye abaami ba Kabaka ab’amasaza – abasabye okukozesa obuyinza bwabwe okunyweeza ebyobugagga by’Obwakabaka
 Zainah Nandede owa Crested Cranes yegasse ku  Tanzania Premier League
Ba kansala ba KCCA abaddukira mu mawanga amalala okukuba ekyeeyo bafiiriza ekibuga – Minister ayagala etteeka likyusibwe
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Abavubuka 3 abawagizi bamunnamateeka Yusuf Nsibambi avuganya ku kifo kyomubaka wa Mawokota South ababadde bamuwerekerako okunoonya akalulu baggudde mu mugga gwe Lukolo mu kitoogo okuliraana ekitundu kye Bunjako, wabula nga nokutuusa kati tebanalabikako era tekimanyiddwa oba bakyaali balamu.

Abavubuka 3 abawagizi bamunnamateeka Yusuf Nsibambi avuganya ku kifo kyomubaka wa Mawokota South ababadde bamuwerekerako okunoonya akalulu baggudde mu mugga...

Read more

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala gyabakuuma ddembe, asookerwaako mwaanafunira akakadde 1 buli mweezi singa atuuka mu ntebbe yobukulembeze bweggwanga.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala...

Read more

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu bendobendo lya West Nile, gyagenda okutongoleza nokutandiika kampeyini ze mu butongole okuwenja akalulu akanamutuusa mu ntebbe yobwa President omwaka ogujja.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu...

Read more
Page 472 of 488 1 471 472 473 488

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist