Paapa Leo XIV alonze Msgr. Simon Peter Engurait Omusaaserdooti munna Uganda okufuuka Omwepisikoopi w’essaza ly’eklezia erye Houma-Thibodaux mu ssaza lye Louisiana America.
Msgr. Engurait Vicar General w’essaza eryo okuva mu 2017 okutuuka 2024.
Msgr. Engurait yazaalibwa mu mwaka 1971 mu district ye Ngora mu buvanjuba bwa Uganda.