Bungereza etadde envumbo ku Sipiika wa Parliament Annet Anita Among wamu n'abaali ba minister ba Karamoja Agnes Nandutu ne Mary Gorreth kitutu, balangibwa kwenyigira mu kwezza amabaati agaali agabawejjere be...
Omuzigu atanategeerekeka mannya awambye amaka n'atemaatema abaana 3, baddusiddwa mu ddwaliro nga bali mu mbeera mbi. Ettemu lino libadde mu maka g'omutuuze Ayebale Anitah mu kitundu ekimanyiddwa nga Zanta Ndejje...
Abantu 5 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Wantoni okudda e Nyenga ku kyalo Kalangala mu ggombolola y’e Ngogwe mu Kyaggwe. Emmotoka double cabin UBF 323N ebadde eva...
Abakulembeze b’abagoba ba Bodaboda mu Kampala ne Wakiso abasuka mu 300 batwaliddwa mu ttendekero ly'ebyobukulembeze e Kyankwanzi okubasomesa okwagala ensi yabwe. Abatwalidwa e Kyankwanzi bakutendekebwa okumala wiiki namba, bwebanaakomawo ate...
Government eyolekedde okwengezaayo nate nsalasale gweyasaawo eri bannayuganda abalina emmotoka okugula enamba plates endigito ,olwemisoso egitali gimu egitanatuukirizibwa. Government mu mwaka 2021, yateeka omukono ku ndagaano ne kampuni ya Russia...
Police etandise okuyigga omusajja ateeberezebwa okutta mukazi we ku kyalo ssekanyonyi mu district ye Mityana, ng'amuteebereza okubaako omusajja omulala gwapepeya naye. Kiteberezebwa nti Kasonko Erinesto yatemudde mukyalawe, era abatuuze bebagudde...
Initiative for Social and Economic Rigts, (ISER) kifulumizza alipoota eraze nti Government ensimbi zeyateekawo okukwasizaako abakadde okwekulakulanya n'okweggya mu bwavu mu nkola eya Social Assistance Grant's for Empowerment, (SAGE), nti...
Ababaka ba parliament abatuula ku kakiiko akavunanyizibwa ku mbalirira y'eggwanga batabukidde minister omubeezi ow'ebyensimbi Henry Musaasizi , ttagali avudde ku kiwandiiko ekyatwaaliddwa mu kakiiko kano okuva mu ministry y'ebyensimbi ekirambika...
Police mu district ye Bulambuli mu bendobendo lya Elgon ekutte abaserikale baayo 3 nebaggalira, ebavunaana kwekobaana nebabba emmundu. Abakwate kuliko Mwangusho Henry, Sgt Were Wilson abadde Mukama wa Mwangusho n'Omuserikale...