Government ezeemu okulabula amasomero agasomesa abayizi mu kiseera eky`oluwummula, nti gakukwatibwako n'omukono ogw'ekyuma. Okulabula kuno kujidde mu kiseera ng'Olusoma oluno olusooka omwaka olwatandika nga 5th February , lugenda kukomekerezebwa ku...
Abakozi ba district ye Mubende 3 basindikiddwa ku alimanda gyebanaava bewozeeko ku bigambibwa nti balagajjalira omulimu gwabwe ogw'okulondoola omulimu gw'okuzimba eddwaliro lya Kibalinga Health Center III. Abasimdikiddwa mu kaduukulu kuliko...
Parliament eyisizza ennoongosereza mu tteeka erifuga ekitongole ekirunganya entambuza y'emirimu mu bitongole by'obwannakyewa ki NGO Bureau, obuvunaanyizibwa bwakyo butwaliddwa mu ministry y'ensonga zomunda mu ggwanga. Parliament ekaanyizza n'okusaba kwa government...
Emirimu gyesibye okumala ekiseera ku ttabi lya Equity bank erisangibwa mu mu kibuga Soroti,ab'ebyokwerinda okuva mu Police n'amaggye abayiiriddwa ku bank okwanganga ababbi abakedde okuziingako bank nekigendererwa ekyonyagulula ensimbi. Kigambibwa...
Ekitongole ky'amakomera kitangaazizza ku katambi akasasanidde emikutu gimugatta bantu nga kalaga nga bwewaabaddewo abantu abalumbye bus y'amakomera ne balwanagana n'abasirikale olw'ebigambibwa nti waabaddewo munabwe eyabadde akwatiddwa. Embeera eno yabadde...
Entambula esannyaladde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka mu kitoogo ekiri wakati wa Kyengera ne Buddo, oluguudo luguddemu ebidduka tebisobola kusala. Enkuba efudembe ku makya ga Sunday nga...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa asazzeewo okugira ng'ayimiriza enkola ya EFRIS emu ku nkola z'okusolooza omusolo ebadde evaako kaluma nywera wakati w'abasuubuzi ne URA ne batuuka n'okuggalawo...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga simumativu ne bamusigansimbi abattattana obutondebwensi , nga bayita mu kusanyaawo Entobazzi, Ebibira nébisaalu ebitalina kukolebwamu kintu kyonna, ekittattanye embeera y'obudde. Katikkiro agamba nti ng'Obwakabaka...
Munnamagye Major Nsamba Habib Katakabire myaka 54 afiridde mu kabenje ddeka busa akagudde mu Mabira mu kigundu ekimanyiddwa nga Sanga ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja. Emmotoka mwabadde...