Police efulumizza enteekateeka egenda okugobererwa mu kugezesa (interviews) abantu abagala okugyegattako, yakumala wiiki namba okwetoloola ebitundu by'eggwanga ebyenjawulo. Enteekateeka eno etandika nga 06 okutuuka nga 12 May,2024 mu district ezenjawulo....
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, akalambidde nti Uganda teriimu bbula lya mirimu, nti wabula bantu abakyagaanye okukyusa endowooza zabwe ku kyebalina okukola ekituufu. President Museveni okwogera bino...
Buli nga 01 May, olunaku lwabakozi, ensi ezenjawulo olunaku luno luzikuza mu ngeri yanjawulo nga mwemuli abalufuula olunaku olwokuwumula, abalala abakozi bekolamu omulimu mu bibiiina bya bwe ebyabakozi nebakumba mu...
Okukuza olunaku lw'abakozi olw'ensi yonna, mu Uganda ebikujjuko ebikulu bikwatiddwa ku kisaawe ky'ettendekero lya St Leo's College e Mukabura, mu district ye Kabalore mu kibuga Fortportal. President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa...
Bungereza etadde envumbo ku Sipiika wa Parliament Annet Anita Among wamu n'abaali ba minister ba Karamoja Agnes Nandutu ne Mary Gorreth kitutu, balangibwa kwenyigira mu kwezza amabaati agaali agabawejjere be...
Omuzigu atanategeerekeka mannya awambye amaka n'atemaatema abaana 3, baddusiddwa mu ddwaliro nga bali mu mbeera mbi. Ettemu lino libadde mu maka g'omutuuze Ayebale Anitah mu kitundu ekimanyiddwa nga Zanta Ndejje...
Abantu 5 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Wantoni okudda e Nyenga ku kyalo Kalangala mu ggombolola y’e Ngogwe mu Kyaggwe. Emmotoka double cabin UBF 323N ebadde eva...
Abakulembeze b’abagoba ba Bodaboda mu Kampala ne Wakiso abasuka mu 300 batwaliddwa mu ttendekero ly'ebyobukulembeze e Kyankwanzi okubasomesa okwagala ensi yabwe. Abatwalidwa e Kyankwanzi bakutendekebwa okumala wiiki namba, bwebanaakomawo ate...
Government eyolekedde okwengezaayo nate nsalasale gweyasaawo eri bannayuganda abalina emmotoka okugula enamba plates endigito ,olwemisoso egitali gimu egitanatuukirizibwa. Government mu mwaka 2021, yateeka omukono ku ndagaano ne kampuni ya Russia...