Ekibinja ky'abalamazi 24 abasookedde ddala okutuuka ku kiggwa ky'abajulizi abakatuliki e Namugongo kituuse, mu kulamaga kw'abajulizi omwaka guno 2023. Abalamazi bano bavudde mu district ye Bushenyi mu Diocese ye Mbarara. ...
Emirimu gyongedde okusanyalala okumala ekiseera ku mwalo gwe Obongi mu district ye Moyo , abavubi 3 ababadde bali ku muyiggo gw’omuserikale wa police Justin Rubangakene eyafiiridde mu mazzi, omuyaga bwegubakubye...
Abalamazi okuva mu Mbarara Archdiocese mu kigo kye Kakoma Parish Isingiro abasoose batuuse mu kibuga Lukaya, boolera kiggwa ky'abajulizi e Namugongo. Batuukidde mu kigo kya St.Jude Lukaya wakati mukukooloobya ennyimba...
Ng'amasomero agamu gatandise olwa leero olusoma lwa term eyokubiri, mu district ye Butambala, Gomba,Ssembabule ne Bukomansimbi abazadde beraliikirivu olw'emmotoka ennyingi eziyita mu bitundu ebyo abaana babwe zebabadde tebamanyidde nti ziyinza...
Omuyivu Dr. Jimmy Spire Ssentongo nebanne bwebaatandiika enteekateeka y'okwolesa ebitatambula bulungi mu ggwanga, nga bakozesa omutimbagano babakanye na gwakwolesa ebitatambula bulungi mu by'okwerinda n'obutebenkevu bw'eggwanga. Batunuulidde police ,amagye nebitongole byebyokwerinda...
Police ne balubbira baayo ekyalemeddwa okuzuula omulambo gw’omuserikale waayo Justin Rubangakene, eyagudde mu mazzi ku mwalo gwe Obongi mu district ye Moyo mu kiro. Omuserikale ono amazzi yagaguddemu ku ssaawa...
Alipoota ya police ekwata ku muliro ogwokezza akatale k'e Kajjansi, eraze nti omuliro guno guvudde ku ssigiri eyalekeddwa mu kimu ku bibanda ebisangibwa mu katale kano. Alipoota eraze nti emidaala...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte omusirikale waayo akubye omuyizi wa Uganda Christian University amasasi agamulese ng'anyiga biwundu. Akubiddwa amasasi agamuviriddeko okuddusibwa mu ddwaliro okufuna obujjanjabi ye Naggayi Natasha myaka 21,...
Police mu district e Mbarara eggalidde musajja waayo police constable Charles Opio namba 50158, akkakkanye ku mujaasi wa UPDF naamukomerera amasasi agamuttiddewo. Enjega eno abaddewo ku ssaawa 12 ez'akawungeezi ka...