Ssaabalabiriizi w'e Kanisa ya Uganda Dr. Samuel Steven Kazimba Mugalu mu butongole yeddiza obukulembeze bw`obulabirizi bw'e Luweero. Ssaabalabirizi mu lukungaana lwa bannamawulire lwatuuzizza ku lutikko ya Emmanuel esangibwa e Mvara...
Police e Lugazi mu district ye Buikwe ekutte omuvubuka agambibwa nti abadde atemula abantu mu makubo n'abanyagako ebintu byabwe, saako okumenya amayumba n'amaduuka. Omukwatte ye Kyaliza Junior kyoka nga amanyiddwannyo...
Abanyazi bamenye klezia ya St Christine Nkumba Central mu Kigo kye Mpala mu Vicariet eye Ntebbe,babbye emizindaalo egikozesebwa mu kusaba missa. Okusinziira ku Gabriel Luyima Birwa ssabakristu w'ekisomesa kino,...
Abatemu balumbye amaka gabaddemu abantu 6 nebabaatemaatema, 4 babasse, 2 bali mu mbeera mbi. Bino biri ku kyalo Bukomba mu district ye Luweero. Ettemu lino kigambibwa nti lyandiba nga lyariwo...
Omusuubuzi ow'amaanyi Apollo Nyegamehe abadde amanyiddwa nga Aponye, afiiridde mu kabenje ka mmotoka akagudde e Itojo ku luguudo lwa Mbarara - Kabaale. Aponye y'abadde nnyini kizimbe kya Aponye mall mu...
Wabaddewo akasattiro mu kabuga ke Bulo mu district ye Butambala omuliro gusaanyizzaawo ekizimbe ky'amaduuka, ebintu ebibalirirwamu obukadde bw'ensimbi nebisaanawo. Ekizimbe kibaddeko amaduuka 4 n'ebisenge 4. Omuliro ogwo gutandise ku ssaawa...
Police mu Kampala n'emiriraano eriko omwana gwenunudde agambibwa okuwambibwa okuva ku kyalo Kanyogoga Bukasa mu division ye Makindye mu Kampala. Omwana anunuddwa ye Engole Mark myaka 4 egy'obukulu. Kigambibwa nti...
Minister wéby'ettaka Judith Nabakooba alagidde abakozi bonna abakolera ku ofiisi y'eby'ettaka e Bukalasa mu district ye Luweero bayimirizibwe ku mirimu. Abazigu baamenya ofiisi y'eby'ettaka e Luweero nga 21 June,2023 nebakuuliita...