• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka emyaka 30 ng’alamula – Ebyenjigiriza bisoosoowaziddwa

Ssaabasajja Kabaka emyaka 30 ng’alamula – Ebyenjigiriza bisoosoowaziddwa

July 7, 2023
Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira

Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira

May 10, 2026

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde e Gomba

May 9, 2026
Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

May 8, 2026
Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

May 8, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Abaluηηamya b’emikolo balambikiddwa ku ntambuza y’emikolo gy’ennono – bakomye katemba mu mikolo gy’okwanjula

May 7, 2026

Emipiira gy’empaka z’ebika by’Abaganda zongezeddwayo

May 7, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

May 7, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Bus ya kampuni ya Link ekutte omuliro neebengeya ku luguudo lw’e Mityana – abasaabaze basimattuse

May 7, 2026

Omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – okuva nga 8 okutuuka nga 14 June mu Lubiri e Mengo

May 7, 2026
Abayizi ababadde bagenda okulambula bafunye akabenje e Kiryandongo – conductor wa Bus afiiriddewo

Abayizi ababadde bagenda okulambula bafunye akabenje e Kiryandongo – conductor wa Bus afiiriddewo

May 7, 2026
Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30

Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30

May 6, 2026
Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda

Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda

May 7, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ssaabasajja Kabaka emyaka 30 ng’alamula – Ebyenjigiriza bisoosoowaziddwa

by Namubiru Juliet
July 7, 2023
in Amawulire, BUGANDA
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka emyaka 30 ng’alamula – Ebyenjigiriza bisoosoowaziddwa
0
SHARES
246
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

 Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II emyaka 30 ng’alamula  Obuganda,  ebyenjigiriza yeemu ku nsonga esoosowaziddwa ennyo.

Omutanda yatikkirwa nga 31 July, 1993 e Naggalabi Buddo.

Amasomero n’amatendekero agawaggulu   gatandikiddwawo  Ssaabasajja okusobozesa abaana ba Buganda ne Uganda okufuna ebyenjigiriza eby’omulembe

Essomero lya Lubiri Nabagereka Primary School mu Lubiri lwa kabaka olw’emengo lyaddamu okusomesa abayizi mu 1998, oluvanyuma lw’akasambattuko ka  1966, amagye bwegaalumba olubiri  lw’e Mengo

Lubiri High school lisangibwa mu lubiri  e Mengo  ne  Lubiri High School  Buloba Campus mu Wakiso.

Ettendekero lya Buganda Royal  Institute e Mengo Omutanda yalagira litandikibwewo  okubagula abayizi mu Masomo g’emikono  omuli okutunga, okubajja , okuzimba, eby’amawulire n’ebirala era abavubuka bangi  abafunye obukugu okw’etandikirawo emirimu n’okulwanyisa obwavu

Ssetendekero wa Muteesa 1 Royal University   nayo yatandibwawo   mu 2007, kati esajjakudde n’ettabi ekkulu e Kakeeka Mengo ne Kirumba e Masaka mu Buddu.

Mukusooka Muteesa 1 Royal University yayitibwanga Uganda Techinical   College , ng’ obusambattuko bwa 1966 tebunagwawo.

Muteesa 1 Royal University eze ekulemberwa bannabyanjigiriza omuli Omugenzi Prof Munaku Kaama Nsereko  , Prof Elisha Ssemakula , Omugenzi Isaac Newton Kigongo  Bukenya nabalala  , nga mu kiseera kino  ekulemberwa Prof Vicent  Kakembo  nga Vice Chancellor .

Ssabasajja era yasiima natandikawo ensawo eya Kabaka Education Fund okuyambako abaana abatayina busobozi kusoma,  nga basasulirwa ebisale  ku mitendera egy’enjawulo.

Bangi  basomye nebafuna emirimu mu bitongole bya bya Kabaka okuli CBS ,BBS , Buganda Land Board ne mu government eya wakati.

Ekitongole ky’ebyenjigiriza mu bwakabaka kizze kikulemberwa abantu abenjawulo abakoze omulimu ogwamanyi okuteekesa mu nkola ebiragiro bya Ssabasajja okutumbula ebyenjigiriza mu Buganda. Omuli Owek.John Cryzestom Muyingo, Owek.Saida Namyalo, Owek.Masagazi Masaazi, Owek. Twaha Kawaase, Owek.Prosperous Nankindu Kavuma.

Eyaliko Minister w’ebyenjigiriza mu Buganda Owek.John Cryzestom Muyingo  era nga kati ye Minister omubeezi ow’amatendekero agawaggulu mu government eya wakati  agamba nti mukiseera obwakabaka nga buddawo, ebyenjigiriza mu ggwanga byali mu kusoomozebwa wabula okuva omuteregga bweyenyigira obutereevu  mu byenjigiriza waliwo enkyukakyuna nnene

Ow’ekitiibwa Prof Masagazi Masaazi nga yawerezaako nga Minister weby’enjigiriza e Mengo agamba   waaliwo okwenyooma mu Baganda olw’obutasoma  , wabula okuva Ssabasajja bweyalagira eby’enjigiriza bitekebweeko abaganda battanira okusoma okutuuka ku madaala g’ebyenjigiriza ebya waggulu.

Minister weby’enjigiriza,abakyala , eby’obulamu , ekikula kyabantu ne office ya Nabagereka Owek.Dr Prosperous Nankindu Kavuma ategezezza nti ebyenjigiriza mu bwakabaka bivudde wala nnyo  naye nga kati waliwo enkyukakyuka nenne.

Mungeri yemu owekitiibwa Nankindu agamba nti essira bakuliteeka kukwagaziza abazadde okuweerera abaana.

Bisakiddwa: Ssebuliba Julius

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira
  • Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde e Gomba
  • Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa
  • Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala
  • Abaluηηamya b’emikolo balambikiddwa ku ntambuza y’emikolo gy’ennono – bakomye katemba mu mikolo gy’okwanjula

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist