Omusuubuzi ow'amaanyi Apollo Nyegamehe abadde amanyiddwa nga Aponye, afiiridde mu kabenje ka mmotoka akagudde e Itojo ku luguudo lwa Mbarara - Kabaale. <img class="alignnone wp-image-26074" src="https://cbsfm.ug/wp-content/uploads/2023/07/IMG-20230706-WA0133-300x212.jpg" alt="" width="498" height="352" />Aponye y'abadde nnyini kizimbe kya Aponye mall mu Kampala wakati okumpi ne paaka enkadde.#