Ababaka ba Parliament batuula bufoofoofo olw'obufere obubakolebwako, okuyita ku ssimu era bangi banyagiddwako ensimbi zabwe. Amyuuka sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa yoomu ku babaka abaafeerebwako ensimbi, era ategeezezza nti yayise...
Obwakabaka bwa Buganda nga bukolera wamu ne police batandise okunoonyereza ku by'okuwambibwa kw'omuwandiisi wa kooti ya Kisekwa ( Kooti y'Obwakabaka ewuliriza ensonga ezikwata ku nnono ya Buganda) Milly Naluwemba. Kigambibwa...
Abeby’okwerinda ku parliament ya Uganda bezoobye nábakozi abeera enguudo zékibuga Kampala aba Community Sacco bwebalumbye parliament nga bagala Spiika ayingire mu nsonga zabwe olw’obutatasasulwa okumala ebbanga lya myezi etaano. Mu...
Police mu District ye Kassanda ekutte omukulu we ssomero lya Brain Star Secondary School ku bigambibwa nti yakabasanya omwana omuwala ku ssomero lino n'amufunyisa n'olubuto. Omukwate ategerekese nga ye Jonathan...
Abatuuze ku byalo 6 okuli Nampunge , Lubbe, Baale , Mwera , Katikamu ne Gobero muggombolola ye Masuliita mu district ye Wakiso tebasigazza webeegeka luba ennyumba zabwe zitikkuseeko obusolya mu...
Government ekubye enkyukira ku nteekateeka y'abayizi abaagwa ebigezo bya S.4 mu curriculum enkadde okuddamu okutuula ebigezo ebyenjawulo mu June ne June, 2024, bakubituula omulundi gumu nebanaabwe abasoma curriculum empya mu...
Hellen Nandugga ayitibwa maama Angel agambibwa okuba nga yawambiddwa mu district ye Ssembabule, asaangiddwa nga yasuuliddwa mu kibira e Mityana ng'asaliddwako enviiri. Mutuuze we Bbaamuwanga mu gombolola ye Mateete mu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter atongozza akakiiko akagenda okutegeka emisinde gy'Okujjukira amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'emyaka 69, wamu n'Akakiiko akagenda okutekega amazaalibwa g'Empologoma, n'Omulanga eri abantu...
Abatuuze ku kizinga Bunjakko ekisangibwa mu gombolola ye Buwama mu district ye Mpigi bali mu maziga ,oluvanyuma lwe nkuba efudembye mu kiro ekikeesezza okqa nga 27 February,okuboononera ebintu. Enkuba erese...
Police efulumizza amannya gabatemu abagambibwa okutemula omutaka wákasolya k'ekika ky'endiga era nnyini kampuni ya Transa Electricals Company Limited,Lwomwa Daniel Bbosa eyakubiddwa amassasi agamutiddewo mu bitundu bye Lungujja. [caption id="attachment_31806" align="alignnone"...