• Latest
  • Trending
  • All

Gen. Muhoozi Kainerugaba ku myaka 25 ayingira eggye ly’eggwanga – oluvannyuma lw’emyaka 25 ye muduumizi walyo

March 22, 2024

Entanda ya Buganda 2026 etongozeddwa – Omuzira mu bazira bakufuna ettaka erizimbiddwako ekizimbe kya bibiina bisatu

August 7, 2026
Munnauganda omuddusi w’emisinde Charity Cherop awangudde Zzaabu mu mpaka za U20 World Athletics Championships

Munnauganda omuddusi w’emisinde Charity Cherop awangudde Zzaabu mu mpaka za U20 World Athletics Championships

August 6, 2026
Olusirika lw’abakiise b’olukiiko lwa Buganda olwa 2026 – omulamwa guli kukusitula mutindo mu nkola y’emirimu

Olusirika lw’abakiise b’olukiiko lwa Buganda olwa 2026 – omulamwa guli kukusitula mutindo mu nkola y’emirimu

August 6, 2026
Abantu 2 basindikiddwa ku kalabba olw’okutemula Susan Magara – abalala 7 basaliddwa gwakusibwa mayisa

Abantu 2 basindikiddwa ku kalabba olw’okutemula Susan Magara – abalala 7 basaliddwa gwakusibwa mayisa

August 5, 2026
Abasomesa abamu bakyalemereddwa okutuukana n’omutindo gwa Curriculum empya – Alipoota ya UNEB

Abasomesa abamu bakyalemereddwa okutuukana n’omutindo gwa Curriculum empya – Alipoota ya UNEB

August 5, 2026
Abazannyi b’omupiira babiri bafudde mu ngeri yakikangabwa – Rogers Ssebyondya owa Bulemeezi ne David Owori owa Villa Jjogo

Abazannyi b’omupiira babiri bafudde mu ngeri yakikangabwa – Rogers Ssebyondya owa Bulemeezi ne David Owori owa Villa Jjogo

August 5, 2026
Kitalo! -Omuzannyi wa Bulemeezi Rogers Ssebyondya afudde

Omuyimbi Irene Namatovu ayanjulidde Katikkiro Mayiga ekivvulu kye kyatuumye Strong Woman -kiriyo nga 21 August,2026

August 5, 2026
Kitalo! -Omuzannyi wa Bulemeezi Rogers Ssebyondya afudde

Kitalo! -Omuzannyi wa Bulemeezi Rogers Ssebyondya afudde

August 5, 2026
Parliament eyisizza ennoongosereza mu tteeka ly’emisolo – obuveera bukendeezeddwako omusolo

Parliament eyisizza ennoongosereza mu tteeka ly’emisolo – obuveera bukendeezeddwako omusolo

August 5, 2026
Omuzannyi w’omupiira Allan Ayirworth owa Uganda Cranes yegasse ku Dunfermline Athletic eya Scotland

Omuzannyi w’omupiira Allan Ayirworth owa Uganda Cranes yegasse ku Dunfermline Athletic eya Scotland

August 5, 2026
Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

August 4, 2026
Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

August 4, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Gen. Muhoozi Kainerugaba ku myaka 25 ayingira eggye ly’eggwanga – oluvannyuma lw’emyaka 25 ye muduumizi walyo

by Namubiru Juliet
March 22, 2024
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
295
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

General . Muhoozi Kainerugaba mutabani wa president wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museven Tibuhaburwa.

 

Muhoozi yazaalibwa nga 24 April,1974 e Dar-es-Salaamu mu Tanzania.

 

Nga wa myaka 5 egy’obukulu lweyasooka okuleetebwa mu Uganda mu 1979 okutuuka mu 1981 lweyaddayo mu buwanganguse ne bazadde be nebagenda e Kenya, ng’olutalo lw’ekiyeekera olwakuleberwamu kitaawe lubiindabiinda.

 

Mu 1986, ng’olutalo luwedde yakomezebwawo mu Uganda era natandika okusoma ku ssomero lya Kampala Parents, gyeyava neyegatta ku Kings College Buddo ne St.Mary’s College Kisubi.

 

Bweyamaliriza secondary yeyongerayo mu Nottingham University e Bungereza n’akuguka mu bya Political Science.

Gen.Muhoozi Kainerugaba aayingira amagye nga wa myaka 25 gyokka egy’obukulu mu 1999 era naatandika okutendekebwa mu Uganda.

Mu mwaka 2000 yatwalibwa mu ttendekero ly’amagye erya Sandhurst Royal Millitary College e Bungereza naayongera okutendekebwa era yagenda okufuluma ng’ali ku ddaala lya Second Lieutenant.

Mu mwaka 2001 yalinnya eddaala n’afuuka Major,era nga yali aweerereza mu ggye erikuuma omukulembeze w’eggwanga.

 

Mu mwaka 2007 yayongera okutendekebwa mu by’ekijaasi eby’ensonga e Kansas mu America, gyeyamala omwaka mulamba.

 

Bweyali yakadda okuva mu America yalondebwa okubeera omuduumizi w’eggye erikuuma omukulembeze w’eggwanga erya Special Forces Command, omulimu gweyakola okumalira ddala emyaka 9 okutuuka mu 2017.

Yatendekebwako ne mu matendekero g’ekijaasi e South Africa, Misiri n’ewalala.

Mu 2017 Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museven yamulonda okubeera omuwi we ow’amagezi ku bikwekweto ebyenjawulo, era awo oluvuuvuumo werwatandikira nga bannansi bagamba nti yndiba nga gweyali ateekateeka okumuddira mu bigere nga president wa Uganda.

 

Mu mwaka gwa 2020 yaddamu n’amulonda okubeera omuduumizi w’eggye erikuuma omukulembeze w’eggwanga, okutuuka mu 2021.

 

Okuva mu June wa 2021 okutuuka mu October,2022 ye yali omuduumizi w’eggye eryokuttaka.

 

Okuva mu 2022 okutuuka nga 21 March,2024 abadde muwi w’amagezi eri president.

 

Gen.Muhoozi Kainerugaba ajjukirwa olw’obubaka bweyassa ku kibanja kye ekya X mu kiseera ekyo eyali eyitibwa Twitter, bweyategeeza nti Asobola okuwamba Nairobi mu bbanga lya wiiki emu yokka.

 

Mu bbanga lya myaka 25 gy’eyakamala mu ggye ly’eggwanga azze akuzibwa mu madaala ag’enjawulo okutuuka ku lya General, era nga kati ye muduumizi w’eggye erye ggwanga.

 

Agenze okulondebwa ku kifo ky’omuduumizi w’eggwanga, nga ye ssentebe w’ekisinde ky’eby’obufuzi ekya Patriotic League of Uganda.

Ekisinde kino ekya Patriotic Leaugue of Uganda kyeyubula okuva mu MK Movement  era ng’abadde kyajje ategeeze eggwanga nti ateekateeka okwesimbawo okukulembera Uganda.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Entanda ya Buganda 2026 etongozeddwa – Omuzira mu bazira bakufuna ettaka erizimbiddwako ekizimbe kya bibiina bisatu
  • Munnauganda omuddusi w’emisinde Charity Cherop awangudde Zzaabu mu mpaka za U20 World Athletics Championships
  • Olusirika lw’abakiise b’olukiiko lwa Buganda olwa 2026 – omulamwa guli kukusitula mutindo mu nkola y’emirimu
  • Abantu 2 basindikiddwa ku kalabba olw’okutemula Susan Magara – abalala 7 basaliddwa gwakusibwa mayisa
  • Abasomesa abamu bakyalemereddwa okutuukana n’omutindo gwa Curriculum empya – Alipoota ya UNEB

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist