Abatuuze ku kizinga Bunjakko ekisangibwa mu gombolola ye Buwama mu district ye Mpigi bali mu maziga ,oluvanyuma lwe nkuba efudembye mu kiro ekikeesezza okqa nga 27 February,okuboononera ebintu. Enkuba erese...
Police efulumizza amannya gabatemu abagambibwa okutemula omutaka wákasolya k'ekika ky'endiga era nnyini kampuni ya Transa Electricals Company Limited,Lwomwa Daniel Bbosa eyakubiddwa amassasi agamutiddewo mu bitundu bye Lungujja. [caption id="attachment_31806" align="alignnone"...
Omuliro oguteeberezebwa okuba nga guvudde ku masannyalaze gukutte negusaanyawo ebbaala ya Okla Club esangibwa ku Old Kampala ebintu bya bukadde nabukadde bitokomose. Ekifo ekiyidde kiri kumpi nómuzikiti gwa Old Kampala ogwa...
Omwana ow'emyezi 6 Mukisa Martin attiddwa amazike negamusuula mu kibira kye Kyampisi Forest Reserve mu gombolola ye Kibalinga mu district ye Mubebde. Omwogezi wa police mu kitundu ekyo Racheal Kawala...
Omutaka w'akasolya k'ekika ky'Endiga Eng. Daniel Bbosa akubiddwa amasasi agamuttiddewo. Omutaka Lwomwa attiddwa ng'anaatera okutuuka mu maka ge e Lungujja. Abadde ava ku mukolo gw'okumanyagana ogw'abazzukulube ab'essiga lya Ssekoba Busanga...
Abayizi 900 nebaweebwa amabaluwa ku mutendera gwa Diploma ne Certificate mu masomo g'ebyemikono ku ttendekero lya Excel Vocational Training Centre Bombo Kalule. Amatikkira ag'omulundi ogwe 12 gayindidde ku ttendekero lino...
Ekisulo ky'abayizi abawala kikutte omuliro ebintu byonna nebibeengeya ku ssomero lya God cares Christian Primary School erisangibwa mu Kirinnya Cell Lukaya mu district ye Kalungu. Omukulu w'essomero Maria Emma Namatovu...