Sserwadda Moses abadde omutuuze we Kagologolo mu Bukomansibi yattiddwa ku kyalo Kyanika mu gombolola ye Kitanda. Kigambibwa nti Sserwadda aludde ng'agenda mu misiri gy'emmwanyi z'abantu abalala naazibba. Kigambibwa nti ku...
Omusirikale wa Military Police Corporal Andebo Collins akubye muganzi we Atulinda Peroni amasasi agamusse naye neyetta. Kigambibwa nti Corporal Andebo abadde akolera mu nkambi ya Millitary police e Makindye ne...
Abamu ku booluganda lwabasirikale ba UPDF abattibwa bannalukalala ba Al Shabab mu Somalia bakukulumidde government ya Uganda, olw'obutabakwasizaako okulondoola omugabo gw'abaana babwe abaattibwa, songa yeyabasindika e Somalia. Nga 26 May,2023...
Ekisulo ky'e ssomerolya Creamland day and boarding primary school e Nabidonga mu Iganga municipality kikutte omuliro ebintu by'abayizi bisaanyeewo. Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde, gwakuttr kiro ng'abayizi bagenze kulya kyaggulo, era tewali...
Police etandise okunoonyereza ku ngeri omuserikale waayo constable Alowo Mercy gyeyatemuddemu bba Okori Alfred abadde omuweereza mu kitongole kyÁmakomera nafiirawo. Enjega eno eguddewo mu kiro ku bbanguliro lyÁbaserikale mu kkomera...
Omugoba wa bodaboda agambibwa okubeera mu lukwe lw' okunyaga obuwumbi bwa shs 2 mu maka g'omuwanika w'ekibiina kya NRM e Bukasa, asindikiddwa ku alimanda okutuuka nga 19 March,2024. Ivan Lukungu...
Abakuuma ddembe bongedde okuyiibwa ku nsalo ya Uganda esangibwa e Bunagana mu district ye Kisoro, okuziyiza abamenyi bamateeka abayinza okwesogga Uganda nga bakozesa omukisa gw'ababundabunda abaddukira mu Uganda, abadduka...
Saza ly'Ekerezia erye Masaka buli nga 18, February lweliramaga e Bugoma Ssese mu district ye Kalangala, abaminsane abakatoliki abaaleeta eddiini eyekikatoliki mu Uganda we basookera ddaka okulinnya ekigere kyabwe ku...