Ebittavvu bya Radio ya Kabaka CBS FM, okuli Buddu CBS PEWOSA SACCO ne Kyaddondo CBS PEWOSA SACCO byegasse ku Bwakabaka bwa Buganda nebigula emigabo mu kkampuni y’ebyempuliziganya eya Airtel. Buddu...
Obwakabaka bwa Buganda buzizza buggya omukago gwayo ne Centenary Bank, okumala emyaka emirala 3, nga gugenda kuyitibwamu okuvujjirira empaka z’emipiira gy’amasaza ga Buganda okuva mu mwaka 2023-2025. Mu nkolagana eno...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga awadde amagezi eri abantu ba Kabaka mu Ssaza Kyaddondo okukozesa omukisa gw'Obutale obubali okumpi bekulaakulanyize mu bulimi n'Obulunzi. Katikkiro abadde ayogerako gyebali ku kisaawe...
Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omukyala betabye ku kijjulo kya Kaliisoliiso Dinner Ekijjulo kya Kaliisoliiso dinner kiyindira ku Speke Resort e Munyonyo. Hajji...
Obwakabaka bwa Buganda, kampuni ya Aqua Fina, ABSA Bank Uganda, ne bannakyewa abatakabanira obutonde mu mukago ogwa Uganda Biodiversity Fund, (UBF), batongozza kawefube atuumiddwa “Ekibira Kya Kabaka”, n'ekigendererwa ekyokuyambako mu...
Dr. Benon Ssekamatte alondeddwa nga ssentebe wa boodi ya BUCADEF omuggya azzemu bigere bya Isaac Lukenge. Abalala abali ku boodi; Omumyukawe wa ssentebe ye Saulo Kaye ,ba memba abalala kuliko ...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, asiimye Owek. Joseph Balikuddembe Ssenkusu abeere Ssenkulu w’ettendekero lya Buganda ery’ebyemikono erya Buganda Royal Institute of Business and Technical Education e Kakeeka Mengo. ...
Abamegganyi abaneetaba mu Program Entanda ya Buganda 2023 balambikiddwa mu mateeka gebalina okugoberera. Ssenkulu wa CBS Omuk.Michael Kawooya Mwebe ne munnamateeka wa CBS Vivian Namale nga...