Mu Ntanda ya Buganda eya nga 19 October,2023 abamegganyi Kasagga Robert eyafunye obugoba 25 ne Ssebucu Ivan eyafunye 22 baayiseewo okugenda mu lumeggana oluddako, ate Ssekatawa Cyprus eyafunye 11 yawanduso...
Mu program Entanda ya Buganda eya nga 18.10.2023, Abamegganyi Ndawula Patrick eyafunye obugoba 24 ne Kaggwa Charles eyafunye obugoba 19 baayiseewo okweyongerayo mu lumeggana oluddako, ate Lubinga Tonny eyafunye 12...
Akaseera konna okuva kati olusirika lw'abakiise mu lukiiko lwa Buganda lutandise ku Maria Flow mu kibuga Masaka essaza Buddu. Olusirika luno lugenda kutambulira ku mulamwa ogugamba nti “Obuvunanyizibwa Bw'olukiiko mu...
Mu program Entanda eweerezebwa ku cbs fm 88.8, Abamegganyi,Abameganyi Nakasiwa Gladys owe Kyadondo, Boogere Richard owe Buddu neb Ssenfuka Masasi owe Busujju bebattuunse, mu lumeggana olwanga 17 October,2023. Boogere Richard eyafunye obugoba 29 ne Nakasiwa Gladys...
Mu ntanda ya Buganda eya nga 16 October,2023 eyindira ku CBS Fm 88.8, Kiberu Kizito Kamya obubonero yakukumbye obubonero 35, Bisaso Ibrahim yafunye 22 era nebayitawo okweyongerayo ku lumeggana oluddirira, songa...
Obwakabaka bwa Buganda busse omukago n’ekitongole kya government eyawakati ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’eddagala mu ggwanga ekya Uganda National Drug Authority, gugendereddwamu okutumbula enkozesa y’eddagala entuufu naddala ery’obutonde mu bantu ba...
Katikkiro wa Buganda Owek Charles Peter Mayiga asabye abakulembeze b'abavubuka mu buweereza obwenjawulo obutakulembeza byanfuna, wabula bakolerere Uganda eyenkya. Akuutidde abavubuka okukola n'obuyiiya ate n'okusiga ensimbi zabwe n'obuvunaanyizibwa, nga bakimanyi...
Program Entanda ya Buganda ku 88.8 cbs Fm, bino bye bibuuzo ebyabuuziddwa nga 13.10.203. Abamegganyi okuli Kabali Fred ow’enseenene eyafunye obugoba 27 ne Kizito Innocent ow’emmamba eyafunye 25 baayiseewo okweyingerayo...
Entanda ya Buganda ebumbujjira ku CBS 88.8 okuva ku monday okutuuka ku Friday, ku ssaawa ssatu n'ekitundu ez'ekiro. Mu program ebaddewo nga 12.10.2023 Abamegganyi; Bukenya Francis yafunye obugoba 26 ne...
Mu program Entanda ya Buganda eyindira ku 88.8 CBS FM Ey’obujjajja, eyabaddewo nga 11 October,2023 yetabiddwamu abamegganyi okuli Ssozi Nasur eyafunye obugoba 23 ne Kalyango Farouk yafunye obugoba 21...