Obwakabaka bwa Buganda buguze emigabo obukadde bubiri mu kampuni y'essimu eya Airtel Uganda, egibalirirwamu obukadde bwa shs 200m. Kampuni eno yaggulawo enteekateeka eno eri abantu bonna n'ebitongole ebyagala okugula emigabo...
Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi 2023/2024 ya buwumbi bwa shilling 209.410,622,250, egenda okutambulizibwako enteekateeka z'enkulaakulana y'abantu ba Kabaka, ku mulamwa ogugamba nti Teri Kubongoota ( leaving no one...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye government eyawakati okussaawo omutemwa ogwetengeredde ku nteekateeka y'okumaliriza obulungi omulimu gw'Amasiro ge Kasubi okugatuusa ku mutindo ogwetaagisa nókugalabirira buli mwaka. Katikkiro era ajjukiza...
Omumyuka owokubiri owa Katikkiro wa Buganda Owek Robert Waggwa Nsibirwa era nga ye muwanika w'Obwakabaka asuubirwa okusoma embalirira y'obwakabaka bwa Buganda ey'omwaka 2023/2024 leero nga 25 September,2023, mu lutuula lw'olukiiko...
CBS Pewosa Toto etongozeddwa mu Ssaza Buddu egendereddwamu okwagaziza abaana abato nabo okutereka ku nsimbi zebafuna nga bwekiri kubantu abakulu. Enteekateeka eno etandikiddde mu masomero 3 okuli Masaka Parents Konoweeka...
Abakulembeze ku mitendera egyenjawulo bakubiriziddwa okuzaawo enkola ey'okufa ku bantu bebaweereza bonna, bewale okweyagaliza buli kantu. Msgr Charles Kasibante abyogeredde ku klezia ya Our lady Of sorrow Nabitalo Kiwenda, mu...
Kamalabyonna wa Buganda munnamateeka Charles Peter Mayiga atenderezza obuvumu n'obumalirivu omugenzi Eng.Hubert Robert Kibuuka, bweyayolesa ng'alwana okutaasa ekitiibwa kya Buganda. Katikkiro bino abyogeredde mu Eklezia ya Christ the King Church...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abakulira ebitongole byonna eby'obwakabaka okusitula empeereza y'emirimu n'okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe eri Obwakabaka. Bino Katikkiro abibagambidde mu nsisinkano eyenjawulo ebadde mu Bulange e Mengo,...