Abakulembeze bw'Ekkanisa y'Abadiventi mu Uganda abakulembeddwamu Ssabalabirizi w'Ekkanisa y'Abadiventi Pastor Dr Moses Maka Ndimukika bakiise embuga nebasisinkana Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga. Bakiise embuga mungeri eyokunyweeza enkolagana wakati we...
Mukozi munnaffe ku BBS Terefayina Eng. Ssenabulya Ahmed afiiridde mu kabenje mu bitundu by'e Nsangi mu Wakiso, bw'abadde agenda ku Masengere okukola. Ahmed Ssenabulya agenda kuziikibwa ku Tuesday nga 31...
Mu program Entanda ya Buganda eya nga 26 October,2023 Balunginsiiti Steven eyafunye obugoba 29 ne Kabuuka Jamiru eyafunye obugoba 22 baayiseewo okweyongerayo mu lumeggana oluddako ate Nannyondo Scovia eyafunye obugoba...
Entanda ya Buganda ku CBS FM 88.8 buli kiro ng'amawulire g'essaawa ssatu gawedde. Mu ntanda ya nga 25 October, 2023 bamegganyi; Ssemaganda Gerald eyafunye obugoba 22 ne Nnassiwa Pross eyafunye...
Mu program Entanda ya Buganda ebumbujjira ku CBS 88.8, eyabaddewo nga 24 October,2023 abamegganyi Zimaze Kalemeera Festo eyafunye obugoba 24 ne Kafeero Steven eyafunye obugoba 21 bebaayiseewo okweyongerayo mu lumeggana...
Mu program Entanda ya Buganda eya nga 23 October,2023, abamegganyi Nanteza Grace eyafunye obugoba 24 ne Kafeero Paul eyafunye obugoba 17 baasuumusiddwa okweyongerayo ku mutendera oguddako, ate Kafuuma Abdul Kareem...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akuutidde abantu bonna okufuba okuwa obudde ebyo byebaba basazeewo okutandika okukola bwebaba baagala biveemu amakulu. Katikkiro bino abyogeredde ku ssomero lya St Kizito Kyamuliibwa...