Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye natuma Omulangira Jjunju Crispin Kiweewa mu Ssaza New England Boston mu USA okutongoza ettabi lya Kabaka Foundation Boston Chapter awamu n'okutuuza Bboodi egenda...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga neba Minister okuva mu Bwakabaka basitudde ku Kisaawe Entebbe okwolekera Bungereza gyebagenze okutongoza Ttabamiruka wa Buganda Bumu Europe Convention, asookedde ddala ku lukaalu lwa...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter ng'ali wamu ne baminister ba Buganda bakyaliddeko Professor Gordon Wavamunno nebamwebaza okubeera musajja wa Kabaka ataseseetuuka ku nsonga zonna ezikwata ku Bwakabaka. Bamukyalidde mu Makage...
Abantu ba Beene mu Ssaza Kabula babugaanye essanyu Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II bw'asiimye n'abalambulako. Beene asiimye nabuuza ku baana abato mu kitundu kino. Nnyininsi Sseggwanga...
Obwakabaka bwa Buganda nga buyita mu ministry ya government ez'ebitundu, bufulumizza ekitabo ekirambika ebikwata mu masaza ga Buganda gonna, kituumiddwa Buganda Eggumidde ekirooto kya Kabaka Kintu. Ekitabo kino kirimu ensenga...
Omukulu w'Ekika ky'Empologoma Omubuze Omutaka Namuguzi Ssebuganda Wilson Ndawula aterekeddwa mu kibira ku butaka bw'Ekika e Lwadda. Aterekeddwa mu mbugo 168. Ye Ssebuganda Namuguzi owa 34. Ssaabasajja Kabaka asiimye emirimu...
Ekika ky'Empologoma kifunye Omutaka omuggya ow'akasolya ye Namuguzi Lukanga Erukaana ne Lubuga we Suzan Nalwadda. Azze mu bigere by'Omutaka Ndawula Wilson omubuze, agenda okuterekebwa ku butaka bw'Ekika ky'Empologoma e Lwadda...