Program Entanda ya Buganda egenda kutandika okubumbujira ku mayengo ga CBS FM 88.8 ku Monday nga 07 October,2024, ng'abamegganyi balaga obumanyi mu lulimi oluganda, obuwangwa, ennono n'ebyafaayo bya Buganda. Entanda...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter asabye Abavubuka abalina omwooyo gwa Buganda ogutafa mu matendekero agenjawulo Obutasuulawo misomo era beetegekere okulya ensi eno, nga besimbawo ku bifo by'obukulembeze ebyenjawulo. Katikkiro abadde...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye ebika byonna mu Bwakabaka okunnyikiza kaweefube w'Okuteeka ebyafaayo byabyo mu buwandiike, kiyambe emirembe egiriddako obutasomoozebwa. Bwabadde yeetabye ku ky'emisana kwasiibulidde abakungu mu Kooti...
Obuganda ne bazzukulu ba Luwonko abeddira Ekiwere banjuliddwa Omukulu w’ekika kyabwe Omubbulukuse Omutaka Alexander Basajjabaka Sserwadda azze mu bigere by’omubuze era kitaawe Omutaka James Mbaalezamuwanga. Omutaka James Mbaalezamuwanga yasinzittuka nga...
Nnaabagereka Sylvia Nagginda atongozza kaweefube w'okubunyisa enkola ey'Obuntu bulamu okwetoloola Uganda yonna. Omukolo gubadde ku Sheraton hotel mu Kampala. Nnaabagereka agambye nti enteekateeka eno egendereddwamu okutumbula empisa mu bavubuka n'abantu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akomekkerezza olugendo lwe olubaddemu okutongoza olukungaana lw'Abantu ba Kabaka mu Bulaaya ,olumanyiddwa nga Buganda Bumu European convention olwomwaaka guno 2024. Bwabadde akomekkereza olugendo luno...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atuuzizza Omwami wa Kabaka e Bungereza ne Ireland Owek. Godfrey Kibuuka n'Abamyuka be. Omukolo gubadde mu kibuga London. Katikkiro abakubirizza okuweereza n'obuvumu, nga bakulembeza...
Olukungaana lwa Buganda Bumu Europe Convention olubumbujjira mu Bungereza mu Kibuga London lugguddwawo, n’okusaba okwenjawulo eri abantu ba Kabaka mu Bulaaya okwettanira okusiga ensimbi mu bintu ebyenjawulo. Bwabadde aggulawo olukungaana...