Abagambibwa okubulankanya ensimbi za Parish Development Model mu muluka gwe Nakabugo mu ggombola ya Wakiso Mumyuka bakiguddeko, oluvannyuma lw'abatuuze okubalumiriza...
Ekirwadde kya Marburg, ekyazuliddwa ku mulirwano mu Tanzania ekyakatta abantu 8 munnaku 3 zokka, kitadde ku bunkenke amawanga agg'omuliraano. Ministry...
Amalwaliro ga government gatubidde n'ebyuma ebyomulembe ebyenkizo ennyo mu kutuusa obujajambi obw'imulembe eri bannauganda, wabula nga tebikozesebwa olw'okubulwa abasawo abakugu...